All over
Maanyi go nze gegankuuma
Eeh kati take over
Ndi mugumu kambe ku boda
Skillz

Yeggwe wampa akazindaalo
N’onteekayo ku katandaalo
Eddoboozi naliggya wuwo
Gyebiggwera lidda wuwo
Waliwo era lwebinsobako
Ebintu by’ensi nebinsalako
Endongo njagala nnyo
Oluusi nendwayo
Bingi, byebaggamba
Byenkoze ne byessikoze
Bangi, abaggamba ha
Naye kale

Nkomyewo (aaah)
Nkomyewo
Nkomyewo ewuwo nkomyewo
Nkomyewo
Nzize nga bwendi nkomyewo (aah)
Nkomyewo
Nkomyewo ewuwo nkomyewo
Nkomyewo
Nzize nga bwendi

Nze situukiridde
Sisaanidde sitengeredde
Wootali siteredde
N’obulamu tebuteredde
All over
Maanyi go nze gegankuuma, eeh
Kati take over
Ndi mugumu kambe ku boda, eeh
All over
Maanyi go nze ge gankuuma, eeh
Kati take over
Ndi mugumu ndivuga Range Rover, eeh

Nkomyewo (nkomyewo ewaka)
Nkomyewo (eeh)
Nkomyewo ewuwo nkomyewo (nzikakkanye sikyewaga)
Nkomyewo
Nzize nga bwendi nkomyewo (nkomyewo ewaka)
Nkomyewo (aah)
Nkomyewo ewuwo nkomyewo (nzikakkanye sikyepika)
Nkomyewo
Nzize nga bwendi

All over
Take over

All over
Maanyi go nze ge gankuuma, eeh
Kati take over
Ndi mugumu kambe ku boda, eeh
All over
Maanyi go nze ge gankuuma, eeh
Kati take over
Ndi mugumu ndivuga Range Rover (aaah)

Nkomyewo (nkomyewo)
Nkomyewo
Nkomyewo ewuwo nkomyewo
(Nzikakkanye ssikyewaga)
Nkomyewo
Nzize nga bwendi nkomyewo
(Nkomyewo ewaka)
Nkomyewo (aah)
Nkomyewo ewuwo nkomyewo
(Nzikakkanye ssikyepika)
Nkomyewo
Nzize nga bwendi

All over
Maanyi go nze ge gankuuma, eeh
Kati take over
Ndi mugumu kambe ku boda, eeh
All over
Maanyi go nze ge gankuuma, eeh
Kati take over
Ndi mugumu ndivuga Range Rover, ehh
Taata nkomyewo

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin