Once upon a time
Ensonga enkulu
You became mine I became yours
Nkoko nkulu
Victor Kamenyo
Ensonga enkulu
Karoma Beats
Nkoko nkulu
No Name on the beat
Yeggwe babe ensonga enkulu
Yeggwe darlin’ ensonga enkulu
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Yeggwe babe ensonga enkulu
Yeggwe darlin’ ensonga enkulu
Omukwano nsazeewo ngugwemu ayizulu
Mbadde ŋŋaanye naye gw’omutima musiru
Guvudde ku bya future gulaba wato na magulu
Maama lengera hips ziringa akatungulu
Ndi mayembe ka mutwale mmulye kifaalu
Ono brand new kanzigyeko seal
Target mu kinnya nga mupiira gwa pool
Ng’owa accident amagulu ngateeke waggulu
Ncange endiba anti ate awo ndi kafulu
Nteebe ggoolo mu nsonda owulire enduulu
Abawagizi essanyu bonna emikono waggulu
Ne second half ngikube maleko full, he!
Gamba oyo omwana engoye ezikaze
Azaanule kw’eyo waya ennene
Bye weekubyakubya my babe
Jangu eno mu rehability
Agawalaayi ekiba kibe
Ensonga enkulu babe yeggwe
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Yeggwe babe ensonga enkulu
Yeggwe darlin’ ensonga enkulu
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Naggamba jangu tulye
Mpolampola onkwekule
Tombuuza bya Saturday
Nzuuno ku Wednesday
Saagala gwe wecange babe
Bw’okwata wano gwe you drive me crazy
Yadde banandaba osika
Onkwata kutu baby nga nzija
Aba abakusanze beerimbye
Ensonga enkulu babe gwe ninze
Ebyo by’ozunga my babe
Am gonna go crazy
Nga nninze, babe babe babe
Koma ku nze leeta love ndeete
Am tempted to touch
Babe you’re my garage
Come cool my body babe
Baby you’re mine
Yeggwe babe ensonga enkulu
Yeggwe darlin’ ensonga enkulu
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Ensonga enkulu (yeggwe)
Nkoko nkulu (yeggwe)
Yeggwe babe ensonga enkulu
Yeggwe darlin’ ensonga enkulu
Hmmm babe yeggwe
Hmmm darlin’ yeggwe