(Cough)
Hmmm!
Preeeeh
Saint Andrew Music

Mu rap game sajjamu kufuna game (no)
Gw’ayagala bu likes nsaba kiveemu (hahaha)
Ba rapper ba kuno bakyakuba flow emu
Beat bw’omuwa ogituulamu omusanga yeebaseemu
Laba Omutujju byamukeeta yadda mu kidandali (he!)
Anaatera obalumba mu kipumpuni (wu!)
Buli kimu akiyimbye n’ebija-bean
Weebale tutikkira ngule ffe twamira pin

Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akayimba nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akaboozi nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)

Okay, wamma yenze Recho wo (haha)
Bw’onsaba nkuweerawo
Kwepicha n’akuba ragga by’ebintu byo (eh eh!)
Ssebo kati okuba ragga ovuganye omuntu wo! (yes)
Freestyle ssi hit bwe buzibu bwo (bwe buzibu bwo)
Okwoza ow’ekidandali obwo bwe buzibu bwo (bwe buzibu bwo)
Anti ryhme zo ntono
Ne bu hit bwo butono
Olina ebigambo bingi naye work ye nga mutono bboyi! (ha ha ha)

Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akayimba nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akaboozi nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)

Yo, ba rapper bangi mwantama
Bi tune byammwe byantama (yes)
Style zammwe zantama
Ne bu award bwammwe bwantama (yes)
Ffa ku bibyo gw’atalina lizaati
Ddayo mu city oyimbe faasi faasi (yes)
Nze sirina budde busomesa baana bato nabo bayige ama-rap
Temumanyi gye nava kukibaamu
Gwenkubye kibooko ng’okivaamu
Saagala kulaba young akwatayo
Ye ki mugwa ebizaamu?
Temumanyi gye nava kukibaamu
Gwenkubye kibooko ng’okivaamu
Saagala kulaba young akwatayo
Ye ki mugwa ebizaamu?

Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akayimba nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akaboozi nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)

Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akayimba nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)
Akaboozi nkabongere?
(Yes Recho Rey katwongere)

Hahaha…
Kaweddemu dda, dda
Hahaha…
Arghhhh!
Baboon mwatulimba okudda
Ntudde mu ntebe temudda
Keko wa gye wadda?
Mun G lwaki naawe todda?
Hip-Hop waffe abamissinga
Ba new comer ekintu ba faking-a
Amawulire bagasettinga
Enju esaana cleaning-a
Bomboclat fi all dem Hip-Hop haters
And maximum respect fi all di ghetto yuts
Straighta outta Kampala, Kamwokya, Makindye, Kireka
Mi backyard wuhu wuhu, hahaha…

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *