Andre on the beat
One, two

She di only girl, who make me speak Luganda
Tamanyi bigambo ssi wa propaganda
Anjigiriza okwagala simanyi kwenda
Bwennamulaba y’ono eyanvuga kyenda
Mu mutima munda
Ppaka ku byenda
Katono ndwale bampe n’ekitanda
Ebigambo byambula kyokka byakuwanda
Oh baby nipe mapenzi

Tuliba forever girl (nja kukaddiwa naawe)
Nja kukaddiwa naawe eeh (nja kukaddiwa naawe)
Ntambule naawe girl (nja kukaddiwa naawe)
Kukaddiwa naawe ta ta ratatata (nja kukaddiwa naawe)

Nnyingira mulyango (ah)
Nfuluma sirina musango (alright)
Baby njagala I want some more, want some
She give me body and booze
When me tell her am in the mood
She say switch on the light
She already know what to do
Me tell her, it’s my first time
And I don’t know what to do
Me need a high school njige
Wamma, kwatako wano k’ozze eno
Niwe dawa ah, tonfiisa aah ah

Tuliba forever girl (nja kukaddiwa naawe)
Nja kukaddiwa naawe eeh (nja kukaddiwa naawe)
Ntambule naawe girl (nja kukaddiwa naawe)
Kukaddiwa naawe ta ta ratatata (nja kukaddiwa naawe)

Don’t you break my heart oh
Make am feel jealous oh
Would you do me good?
Make am feel jealous oh
Don’t you break my heart oh
Make am feel jealous oh
Would you do me good?
Wamma, kwatako wano kozze eno
Niwe dawa ah, tonfiisa aah ah

Tuliba forever girl (nja kukaddiwa naawe)
Nja kukaddiwa naawe eeh (nja kukaddiwa naawe)
Ntambule naawe girl (nja kukaddiwa naawe)
Kukaddiwa naawe ta ta ratatata (nja kukaddiwa naawe)

Tuliba forever girl (nja kukaddiwa naawe)
Nja kukaddiwa naawe eeh (nja kukaddiwa naawe)
Ntambule naawe girl (nja kukaddiwa naawe)
Kukaddiwa naawe ta ta ratatata (nja kukaddiwa naawe)

Aaah ah
Hmmm

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin