Njagala oli owa ponytail
Muwala mulungi alina smile
Njagala oli owa ponytail
Alabika bulungi alina style

Tolaba bwe biba, Red Ba
Longtime no five hundred
Hehehe, I disappeared
Now I appear (okay)

Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Alabika bulungi alina style (style)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Ayambala bulungi alina style (style)

Bampita Tonny
Red Banton Tonny
Sikyanoonya money
Kubanga wallet nnene
Kati ndya macron nava ku mukene
Alo nnoonya mubeezi wa hips nnene
Waliwo oli gwe ndabye mu jean ya black
Alinga oli gwe namatira lwe twali ku ppaaka
Ne mmukubaganya mukazi wa Frank
Takyali wa Frank beekyawa ne Frank
Bwe biba!

Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Alabika bulungi alina style (style)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Ayambala bulungi alina style (style)

Muwala wa bbeeyi buli omu amutya
K’ondaba ntudde wano ntumye waiter
Ntumye waiter
Y’abeera amuyita
Kale bw’agaana afazaali amumpeere litre
Litre bw’agigaana amumpeere Amarula
Akumpeere ennamba y’essimu ne gy’asula
Ntumye waiter
Y’abeera amuyita
Kale bw’agaana afazaali amumpeere litre
Bwe biba!

Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Alabika bulungi alina style (style)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Ayambala bulungi alina style (style)

Sembera eno dear nkusaba tuuza nia
Addamu okugambako yenna musalire wire
Gwe beera nange honey nkusaba beera sure
Love gye nkuwa bulijjo ejja kuba pure
Weesiimye dear siri musajja poor
Love gye nkuwa bulijjo ejja kuba pure
Weesiimye dear siri musajja poor
Love gye nkuwa bulijjo ejja kuba pure
Bwekiriba

Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Alabika bulungi alina style (style)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Ayambala bulungi alina style (style)

Bampita Tonny
Red Banton Tonny
Sikyanoonya money
Kubanga wallet nnene
Kati ndya macron nava ku mukene
Alo nnoonya mubeezi wa hips nnene
Waliwo oli gwe ndabye mu jean ya black
Alinga oli gwe namatira lwe twali ku ppaaka
Ne mmukubaganya mukazi wa Frank
Takyali wa Frank beekyawa ne Frank
Bwe biba!

Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Alabika bulungi alina style (style)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Muwala mulungi alina smile (smile)
Njagala oli owa ponytail (eh)
Ayambala bulungi alina style (style)

Repeat Chorus till end

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *