Rajj and Zilas
Hey Secret

Wanjawulomu teyalwala bu kasimusimu
Tayogera ng’ayogeza malibu
Wooyagalira nkuweerawo mu talattibu, hmmm
Mukwatampola tadduka gino gya Nzikuru
Ayogera mpola tayiwa yirimu
Si wa fwafwa mbu akuba amalusu, hmmm

Ankoonera eri wala
Muwulira munda
Babe kibubu mata
Bwenva wano mba nfaaki?
Kw’ono nebwotampa kulya
Kuba bi love bye byendya
Nsaba ekinkutte tekinta
Bwenva wano mba nfaaki?
Ankoonera eri wala
Muwulira munda
Babe kibubu mata
Bwenva wano mba nfaaki?

Oh my babe
Ontuukira ddala wala mu bwongo
Muno mu bwongo
Kululwo nafuukirawo baby nze zonto
Era ne bwe neetooloola nsigala nga ndi awo
Oba nno baakuteekamu ki ekinsika obutavaawo!
Kululwo bambajjemu oluku, eeh
Sirina gye ndaga am beside you, babe
Era ne bwe neetooloola nsigala nga ndi awo
Oba nno baakuteekamu ki ekinsika obutava eyo!

Ankoonera eri wala
Muwulira munda
Babe kibubu mata
Bwenva wano mba nfaaki?
Kw’ono nebwotampa kulya
Kuba bi love bye byendya
Nsaba ekinkutte tekinta
Bwenva wano mba nfaaki?

Ankoonera eri wala
Muwulira munda
Babe kibubu mata
Bwenva wano mba nfaaki?

Hey Secret

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *