Nkimanyi bangi basuubiza ebigambo
Bakusoya obugambo
Era nga bambi babeera bakuteasinga
N’ondeka aah
Nze bw’ondeka oba ongassegasse
Akataala oba okawuzzewuzze
Omukwano oba ogusossesosse
Tondeka

Kuba omukwano nina nkumu
Nze laavu yo eno nina ffogo
Neesiga nze nkuwe care
Super love ndi ku sure
Nze laavu yo eno nina ffogo
Super love ndi ku sure
Baby omukwano gwo nze nina nkumu
Saba laavu nkuwe pure

Nga ka letter k’omukwano bwe nkumissinga
Ke nsoma ne nkulinda bwe nkumeetinga
Neesiga nze mukwano ndikulindanga
For your love obudde ndibukuumanga
Omutima gundi ku gwe neesiga
Oli bulamu mu nze
Neesiga nze ndi ku gwe nkulina omu
My only love omu gwe
So baby stay right where you are
Give me your heart I’ll give you mine
I love you from here to the moon
Baby your love is all I need

Kuba omukwano nina nkumu
Nze laavu yo eno nina ffogo
Neesiga nze nkuwe care
Super love ndi ku sure
Nze laavu yo eno nina ffogo
Super love ndi ku sure
Baby omukwano gwo nze nina nkumu
Saba laavu nkuwe pure

Nkimanyi bangi basuubiza ebigambo
Bakusoya obugambo
Era nga bambi babeera bakuteasinga
N’ondeka aah
Nze bw’ondeka oba ongassegasse
Akataala oba okawuzzewuzze
Omukwano oba ogusossesosse
Tondeka

So baby stay right where you are
Give me your heart I’ll give you mine
I love you from here to the moon
Baby your love is all I need
So baby stay right where you are
Give me your heart I’ll give you mine
I love you from here to the moon
Baby your love is all I need

Kuba omukawno nina nkumu
Nze laavu yo eno nina ffogo
Neesiga nze nkuwe care
Super love ndi ku sure
Nze laavu yo eno nina ffogo
Super love ndi ku sure
Baby omukwano gwo nze nina nkumu
Saba laavu nkuwe pure
Nze laavu yo eno nina ffogo
Super love ndi ku sure
Baby omukwano gwo nze nina nkumu
Saba laavu nkuwe pure

Submit Corrections

One thought on “Neesiga Lyrics – Nino Joe J.O.E”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *