Na na na na na yeah
Ebintu tubite ogende
Nakoowa okulumwa omutima
Leka ŋŋume nkaabe eh
Osanga ndiwona ndiwona ndiwona
Kankute ogende eh
Nakoowa okulumwa omutima ah
Leka ŋŋume nkaabe eh
Osanga ndiwona ndiwona ndiwona ah
Gano amatu gakooye
Okuwuliriza obulimba bwo
N’amaaso ne gakoowa
Okulaba abakuntwalako, eeh
Aah nakaaba ne mbikoowa
N’amaziga ne gaggwa mu kiwanga ah
Buli olukya n’onnimba, eh eh eh
Ebintu tubite ogende
Nakoowa okulumwa omutima
Leka ŋŋume nkaabe eh
Osanga ndiwona ndiwona ndiwona
Kankute ogende eh
Nakoowa okulumwa omutima ah
Leka ŋŋume nkaabe eh
Osanga ndiwona ndiwona ndiwona ah
N’eyasooka naye yagenda bwati
Kati tebikyannuma nabimanyiira ah
Omulyango muggule njabulira
Ngya kuguma ndeka nzikakkane bwe biba
Wansuubiza okusangula amaziga ge nali njiwa
Naye onjiye kidomola
Saakisuubira omuntu gwe neesiga
Okwefuula n’onjabulira!
Ebintu tubite ogende
Nakoowa okulumwa omutima
Leka ŋŋume nkaabe eh
Osanga ndiwona ndiwona ndiwona
Kankute ogende eh
Nakoowa okulumwa omutima ah
Leka ŋŋume nkaabe eh
Osanga ndiwona ndiwona ndiwona ah
Gano amatu gakooye
Okuwuliriza obulimba bwo
N’amaaso ne gakoowa
Okulaba abakuntwalako, eeh
Aah nakaaba ne mbikoowa
N’amaziga ne gaggwa mu kiwanga ah
Buli olukya n’onnimba, eh eh eh