Wah yah sey
Ah Akay 47 (tell ‘em)
Baur Producer (anha)
Team No Sleep in a Sound Cover, yeah
Ah Akay 47, yeah
Boss tune again
Boss, boss!
Nze ndi mulokole (olimba)
Nafuuka mulokole (olimba)
Akay mulokole (olimba)
Naawe fuuka mulokole (olimba)
Nze ndi mulokole (olimba)
Nafuuka mulokole (olimba)
Akay mulokole (olimba)
Naawe fuuka mulokole (eeh)
Eby’eddiini obigaana
Naye nga lwaki obigaana?
Simusabangako n’agaana
Gwe lwaki tomusinza?
Anaakuwonya ekizikiza
Nabavaako y’abasinga
Kati obulamu bwange bwakyuka nnyo
Okuva lwe nakkiriza nze nensalawo
Namwewa nnyo era neesiimye nnyo
Alwana entalo bamutya na nnyo, eh
When you deh pan mi side mi nuh fear dem
Ah you be craziest mi cyah believe them
You’re di only king above them
From now lemme shower you with love, why?
Nze ndi mulokole (olimba)
Nafuuka mulokole (olimba)
Akay mulokole (olimba)
Naawe fuuka mulokole (olimba)
Nze ndi mulokole (olimba)
Nafuuka mulokole (olimba)
Akay mulokole (olimba)
Naawe fuuka mulokole
Eby’okwerumya nabivaako ebyo
Mbeerayo eno nempowa eno
Abannoonya bansangayo eno
Mu kkanisa mu ssinzizo eno
Kyova olaba mutendereza nnyo oyo
Ku lwange baamukuba kibooko
Simanyi n’alimunzigyako oyo
Akay nze n’oyo twatta mukago
When you deh pan mi side mi nuh fear dem
Ah you be craziest mi cyah believe them
You’re di only king above them
From now lemme shower you with love, why?
Nze ndi mulokole (olimba)
Nafuuka mulokole (olimba)
Akay mulokole (olimba)
Naawe fuuka mulokole (olimba)
Nze ndi mulokole (olimba)
Nafuuka mulokole (olimba)
Akay mulokole (olimba)
Naawe fuuka mulokole
Almighty Father you’re all mi praising
Every other day, you shower me with blessings
Protector every time, ah you’re all mi waiting
Alotta dem plastic, worry no stopping
Obulamu bwange bwakyuka nnyo
Okuva lwe nakkiriza nze nensalawo
Namwewa nnyo era neesiimye nnyo
Alwana entalo bamutya na nnyo, eh
When you deh pan mi side mi nuh fear dem
Ah you be craziest mi cyah believe them
You’re di only king above them
From now lemme shower you with love, why?
Maama Fiina mulokole (olimba)
Bugembe mulokole (olimba)
Chamili mulokole (olimba)
Jeff Kiwa mulokole (olimba)
Pallaso mulokole (olimba)
Sheebah mulokole (olimba)
Oyo Saha mulokole (olimba)
Akay mulokole (olimba)
Nafuuka mulokole (olimba)
Naawe fuuka mulokole (olimba)
Boss, yah dunno
Almighty Jah we praise him everyday
Yeah man
Big thanks and praise
To the most high Jah
Ah Akay 47 tell ‘em say
Alongside the one and only Diggy Baur
Team No Sleep we ain’t stopping
Pull out