Nessim Pan Production

Carol
Luli lwewatambula amalusu ganjiika
Mirembe gyambula
Wakuba kigu bigere ku ttaka
Wabula kyonna kye wankola
Nnali mmanyi okwepena
Love gye wakasuka ennemye okwewoma
Waliwo lw’olumya n’osukka, funa w’okoma
Mutima gwange munafu nnyo okugonda
Kale nali nkaluba
Newenjogerera gwo wamaze oguwunza
Gw’omaze ogukuula
Kati ndabula

Carol, Lee & Bobby
Aah ndabula
Ow’omukwano alimukwatako ndabula (aah ndabula)
Aah ndabula
Ow’omukwano alimwerijjako ndabula (aah ndabula)
Abakubi b’essimu ndabula (ndabula)
Nammwe abo bu message ndabula (ndabula)
Mmwe abatunda gy’agula ndabula (ndabula)
Sitiisatiisa naye ndabula (ndabula)

Bobby & Julio
Kati nkuteeke wa gyebatajja kusanga?
Ntaasa gy’oyitira tobeefasanga
Toba nga ne mu buto gwe wankubyanga
Nga Mungu kwekukumpa era kwekkusanga
Kati nkugambe ki gwe avuga nga Jafanga?
Njogere ki mukwano kyebataakugamba?
Mutima gw’obonyabonya n’ogucunga
Onsaanuula, onkuba, ommenya toyunga
Babe aah ah
When I look at you I calm down
Trust me a piece of you will make me stand firm (aah ah)
Onneerabizza n’Oluganda ha!
Mapenzi yako tamutamu

Carol, Lee & Bobby
Aah ndabula
Ow’omukwano alimukwatako ndabula (aah ndabula)
Aah ndabula
Ow’omukwano alimwerijjako ndabula (aah ndabula)
Abakubi b’essimu ndabula (ndabula)
Nammwe abo bu message ndabula (ndabula)
Mmwe abatunda gy’agula ndabula (ndabula)
Sitiisatiisa naye ndabula (ndabula)

Mr. Lee
With no doubt you’re the best I know
Saagala antabula saagala akukwatako
Ekigambo love baakibbula mu gwe
N’ebibyo ebirungi nebabiteeka mu nze (tokikola)
Bwe bakuyita n’oyitaba aah ah, yeah eh
Baby tokikola
Bwe bakuyiiya n’oyitika nedda
Nedda, hmmm hmm

Julio & Carol
When I look at you I calm down
Trust me a piece of you will make me stand firm
Onneerabizza n’Oluganda ha!
Mapenzi yako tamutamu
Ke nafunye anjagala
Temunnenya kuba nnina amalala
Ke nafunye anjagala
Agaawalaayi nze nina anjagala
Mutima gwange munafu nnyo okugonda
Kale nali nkaluba
Newenjogerera gwo wamaze oguwunza
Gw’omaze ogugula
Kati ndabula

Carol, Lee & Bobby
Aah ndabula
Ow’omukwano alimukwatako ndabula (aah ndabula)
Aah ndabula
Ow’omukwano alimwerijjako ndabula (aah ndabula)
Abakubi b’essimu ndabula (ndabula)
Nammwe abo bu message ndabula (ndabula)
Mmwe abatunda gy’agula ndabula (ndabula)
Sitiisatiisa naye ndabula (ndabula)

Aah ndabula
Ow’omukwano alimukwatako ndabula (aah ndabula)
Temuwoza saabagamba

Submit Corrections

5 thoughts on “Ndabula Lyrics – Carol Nantongo ft. B2C”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *