Eno mu bwongo
Hmmm
Sikyalina love ya kwonoona bigambo oh
Dr. Lover Bowy
Aban on my beat

I used to be humble, sweet and loving (ooh no)
Right now I don’t remember
Mu bwongo nasiimuuka eeh
Nze ne bw’onkuba sikuddiza
Love mpulira ngyevuma
Nakkiriza bannumya
Ne bw’onvuma era siseetuka
Bannange naanyumiza ani okuggyako maama, oh?
Nga byantama okwagala munno ate naatasiima, oh
I got a nice plan
Love kangipimire ku minzaani
Kambe mwegendereza
Nga binnuma when you get little time for me yeah

Nakkiriza
Love mpulira ngyevuma (ooh)
Nga wannumya
Love mpulira ngyevuma (oh, eh)
Nakkiriza
Love mpulira ngyevuma
Nga wannumya
Love mpulira ngyevuma (eh)

Eno mu bwongo, oh
Sikyalina love ya kwonoona bigambo oh, eh
Kafuuse kazannyo, baby
Gwebawangudde bambi bw’amenyeka biruma nnyo oh
Nali eno nkoma ku mapeesa
Bebatalumya mwanaaba lweza ah?
Nakaluba nafuuka terminator omulamuzi akubye emmeeza
Nafuuka wa magendo nsiiba mu bisweta
First time biruma nange nentya
Love nagitya nafuuka moneymaker nkyogera seetya ah

Nakkiriza
Love mpulira ngyevuma (ooh)
Nga wannumya
Love mpulira ngyevuma (oh, eh)
Nakkiriza
Love mpulira ngyevuma
Nga wannumya
Love mpulira ngyevuma (eh)

Nze ne bw’onkuba sikuddiza
Love mpulira ngyevuma
Nakkiriza bannumya
Ne bw’onvuma era siseetuka
Bannange naanyumiza ani okuggyako maama, oh?
Nga byantama okwagala munno ate naatasiima, oh
Nali eno nkoma ku mapeesa
Bebatalumya mwanaaba lweza ah?
Nakaluba nafuuka Terminator omulamuzi akubye emmeeza

Aban on my beat

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin