Namagembe oliwa?
Ng’oluddeyo nnyo eyo gyoli!
Laba ndi wano nkulinze
Nindiridde owange
Nze gwe nasiima mu bangi

Ate anti bulijjo
Weetegerezanga nnyo abantu
Bwemutabagana obulungi
Ababawalana lwe baba abangi!
Nebabalemesa omukwano

Jjukira luli
Lwe twali ffembi
Ng’abatulaba, balaba bubi
Olw’okuba nti ffe tussa kimu
Netubalemesa aah ah

Weyongere wano oh
Tobaliraana bali
Tobaliraana ab’okukulumya
Abo abakolerera okukulumya
Baveeko baviire eeh eh
Oooh ooh
Aaah aah

Nkwagala
Nkwagala aah
Mpisibwa bubi bwe buziba
Mpisibwa bubi, nebukya nga sikulabyeko
Nkwagala aah
Nkwagala aah
Kimalamu amaanyi
Mpisibwa bubi, bwe mba sikulabyeko, oh oh
Mukwano Namagembe
Nkwagala aah
Nkwagala nnyo tondekangawo
Mpisibwa bubi, nga sikulabyeko
Bwe mba ne bye nkola, tebigenda
Nsula bubi nnyo nze
Nkwagala aah
N’otulo netubula
Mpisibwa bubi, bwe mba sikulabyeko

Ate anti bulijjo
Weetegerezanga nnyo abantu
Bwemutabagana obulungi
Ababawalana lwe baba abangi!
Nebabalemesa omukwano

Jjukira luli
Lwe twali ffembi
Ng’abatulaba, balaba bubi
Olw’okuba nti ffe tussa kimu
Netubalemesa aah ah

Weyongere wano oh
Tobaliraana bali
Tobaliraana ab’okukulumya
Abo abakolerera okukulumya
Baveeko baviire eeh eh

Nkwagala
Nkwagala aah
Mpisibwa bubi bwe buziba
Mpisibwa bubi, nebukya nga sikulabyeko
Nkwagala aah
Nkwagala aah
Kimalamu amaanyi
Mpisibwa bubi, bwe mba sikulabyeko, oh oh
Mukwano Namagembe
Nkwagala aah
Nkwagala nnyo tondekangawo
Mpisibwa bubi, nga sikulabyeko
Bwe mba ne bye nkola, tebigenda
Nsula bubi nnyo nze
Nkwagala aah
N’otulo netubula
Mpisibwa bubi, bwe mba sikulabyeko

Tondekangawo
Nkwagala aah
Mpulira bubi
Mpisibwa bubi, nga sikulabyeko
Mukwano Namagembe
Tondekangawo
Nkwagala aah
Mpulira bubi
Mpisibwa bubi (bwemba) nga sikulabyeko
Mukwano Namagembe
Nkwagala aah
Nkwagala nnyo tondekangawo
Mpisibwa bubi, nga sikulabyeko
Nsula bubi
Nkwagala aah
N’otulo netubula
Mpisibwa bubi, bwe mba sikulabyeko
Nsula bubi nnyo nze
Nkwagala aah
N’otulo netubula

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin