Awo yeah

The way you move your waist like Shakira
Njagala twesaleko mazina
Gwe wamalayo teri akugoba
Oh baby you’re one in a million
Am gonna take my time to know you
Nkwagale awatali kwejjusa
Spend the rest of my life with you
Neekubye ne tattoo you’re my bae
Nkutadde ku mutima (awo)
Ku mutima (awo)
Ku mutima (awo)
Even on my profile picture (awo)
Picture (awo)
Picture

Sirinaayo mulala (no)
Munnange nga bw’ondaba
Nina gwe wekka
Nalonda ne mmala
You know I belong to you
You belong to me
Teriba mulala (no)
Munnange nga bw’olaba
Nina gwe wekka
Nalonda ne mmala
You know I belong to you
You belong to me

Wabula mwana gwe
Engeri gye nkwagalamu mwana gwe
Olinsuula ku kabenje mwana gwe
Wannunga ddagala ki mwana gwe? (eh yeah)
You’re a perfect one
Me and you is a perfect love
Olabika bulungi leka kwekweka
Obulungi tebabukweka
Amulabye mugambe mwetaaga
Aaah mwetaaga
Amulabye mugambe mwetaaga
Oooh mwetaaga

Sirinaayo mulala (no)
Munnange nga bw’ondaba
Nina gwe wekka
Nalonda ne mmala
You know I belong to you
You belong to me
Teriba mulala (no)
Munnange nga bw’olaba
Nina gwe wekka
Nalonda ne mmala
You know I belong to you
You belong to me

Wankuba ku mutwe wambalula
Lwemba sikulabye binsobera
Nkulagire ku bikalu oba mpapula?
Am in, wabula mwana gwe onsobola
I say, I say
Tuli babiri twemalirira
Togezesa omukisa mpewo
Nze bwe mba naawe tubisobola
What a perfect match!
The way you move your waist like Shakira
Njagala twesaleko mazina
Gwe wamalayo teri akugoba
Oh baby you’re one in a million

Sirinaayo mulala (no)
Munnange nga bw’ondaba
Nina gwe wekka
Nalonda ne mmala
You know I belong to you
You belong to me
Teriba mulala (no)
Eddie Dee
Munnange nga bw’olaba
Herbert Skillz
Nina gwe wekka
Nalonda ne mmala
Karma Ivien
You know I belong to you
You belong to me

Wabula mwana gwe
Engeri gye nkwagalamu mwana gwe
Olinsuula ku kabenje mwana gwe
Wannunga ddagala ki mwana gwe? (yeah yeah)

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *