S.M
Jonah Pro

Nalonda nalonda
Nalonda gwe kyaggwa ekyo kyaggwa
Natuuka natuukawo
Natuuka wali we nali nayaayaanira

Kye nayagalizanga embazzi
Kibuyaga asudde awo kumpi
Omuntu gwe nalootanga obuloosi
Laba kwe nkuba amaaso
Katonda wange talyanga ku mandaazi
Bw’omusaba talibuuza ye ggwe ani?
Okuba omulungi bwati nga wange kimala, kimala
Omuntu gwotaligamba nti baby kale leeta kino
Olabira awo ng’aleeta
Nafuuka first priority ye eh, omwana ono
Naye yafuuka first priority gyendi eno, ooh oh
We’re matching now
Today is the day
Forget about yesterday
All in all, nze nkwekutte
Eeeh, oli wange

Nalonda nalonda
Nalonda gwe kyaggwa ekyo kyaggwa
Natuuka natuukawo
Natuuka wali we nali nayaayaanira
Nalo nalonda nalonda gwe
Nalonda gwe kyaggwa ekyo kyaggwa
Era natu natuukawo
Natuuka wali we nali nayaayaanira

Eh yeah eh yeah eh yeah
Aah ah aah ah aah ah
Buli natti ebeerako weesiba n’enyweza (aaah)
Oli natti yange
Wansiba wanyweza wanyweza (wanyweza)
Buli ekiri ewala
Kirina amadaala w’olinnya n’okituuka
Oli madaala gange
Nalinnya nalinnya nalinnya, ne ntuuka
Kirimaanyi teri amumegga
Naye nange wammegga!
Wammegga, nawanika, wawangula eh
Laba tuteeteera buteetezi babe
Tulinga kkovu na ssonko
Aye omwami kyakoba
Nange muna kye nkoba
Simuwakanya nedda

Oh kale nalonda nalonda nalonda
Nalonda gwe kyaggwa ekyo kyaggwa
Natuuka natuukawo
Natuuka wali we nali nayaayaanira
Nalonda gwe kyaggwa ekyo kyaggwa
Natuuka wali we nali nayaayaanira

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *