International

(Nakwegomba dda)
Original radio number one
(Nakwegomba dda)
Your bwoy
Latinum Lati

Give me love
Love in abundance
Tetukaka mukwano
Gumpe mu balance
Kuba yeggwe nsonga
Ensigaza nga ndi mulamu
Nze gw’olaba n’ebyokwetonda
Nabiyigira ku ggwe maama

(Nakwegomba dda)
Pretty beera clear
(Nakwegomba dda)
Nga wadde tewali ready
(Nakwegomba dda)
Pretty beera clear
(Nakwegomba dda)
Nga wadde tewali ready (your bwoy)

Guno omukwano muvabulaaya
Guli updated
Tebakulimba nebakuyaaya
Nebakuteeka ku wanted
Abamu bafere (bafere)
Oyinza okwejjusa (bafere)
Bafere ba love (bafere)
Oyinza okwejjusa (bafere)
Yo, kati nno kampangepange
Nfunemu money tujoogejooge
Bwe nnyirira nkufuuwe ku bisodde
Obwo obulungi bwo busaana ku bipande

(Nakwegomba dda)
Pretty beera clear
(Nakwegomba dda)
Nga wadde tewali ready
(Nakwegomba dda)
Pretty beera clear
(Nakwegomba dda)
Nga wadde tewali ready

Give me love
Love in abundance
Tetukaka mukwano
Gumpe mu balance
Abamu bafere (bafere)
Oyinza okwejjusa (bafere)
Bafere ba love (bafere)
Oyinza okwejjusa (bafere)

(Nakwegomba dda)
Challenger Pro
(Nakwegomba dda)
Pretty beera clear
Nga wadde tewali ready

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin