Ŋŋenda kunyiyisa amapenzi
Mu buntu nakusiima yeggwe wandya omwoyo
Njagala nkuyise nga queen
Bambi nakusiima yeggwe wandya omwoyo
Nina laavu ennunge ne sukaali
Mu buntu nakusiima yeggwe wandya omwoyo
Nkukubire obugoma n’amataali
Bambi nakusiima yeggwe wandya omwoyo
Nkwagalira Ddala Lyrics – David Lutalo
Aah, alwadde laavu tabula
Nali nfaananako eyawuguka
Nga mpulira ng’akalirirwa
Ddala nga mbulako awanirira
Nina ankuddemu ki lock
Nfunye antaasa empewo
Oli kanyama ku luti ku kyoto
Kanvube nafunye eddobo
Ngya kuba nkusanyula
Nkulayirira oggya kuba nga tojula
Aah, mpulira nkuwulira
Mu musaayi olinga angugumula
Nze njagala obeere wendi (wendi baby)
Ng’ondiisa ku kagaati (ooh sweet)
Onyumira na kadaali, yiii!!
Munnange Lyrics – Winnie Nwagi
Ŋŋenda kukola ngya kukulabirira wegombe katunkuma
Ngya kuguma mu njala nga tonafumba
Sirirya ne bwebanankema
Omukwano gw’ampadde kandye ogwo
Kasita agusiisa muzigo
Tube babiri alitwawukanya y’ani olwo?
Aliba asitudde lutalo
Aah, sirikuta ne bwebalinkuba embooko
Kakube kusiigwa nziro
Oh na! Balimbuuza walya ku kikomando?
Ng’oli wa nnyondo!
Bambuuze nti naye oli commando?
Ng’omukuuma nnyo! Oh no!
Ndibaddamu oyo waaba we mbeera siseetuka kumunsuuza
Kati yoya ky’oyoya nkuwe
Kasita tebeera mmandule
Mukwano nsaba onsaasire
Lwa kwegumya naye ngyebye
Gwe laba bwe maanya omutwe
Eno laavu erabika mpendule
Kankuwe bino bye nina obirye
Bwebitakukkusa weeyongere
Wamma kwata
Buli w’odda mba nfa
Kwata kwata
Make me feel better
Olinga nga sweater
Wooli kati ne bwejja winter
Ommalako ennyonta
Osinga ku mazzi ne soda
Double Kick
Yaled