Azion
Uuuh uh
Mukwano kankunyumize
Nina bingi byenjagala otegeere
Ebirungi ebinzijira
Onkakasa nnyo nti olibeera nange
Ebinzikakkanya omutima
Omulungi gwenjagala owange anfaako, babe eh eeh
Nga ndi naawe baby nebwemba mulwadde
Sibuwulira kuba ndi naawe lady
Wamponya ebibeera binsobedde
My angel girl, lovely lady
Gwe muntu wange
Alimu ekyama kyange

Girl I love you (mpenzi nakupenda)
Eeh yeah, don’t you walk away (nataka niwe na we)
Ndakukunda (Ndakukunda chyane)
Don’t you walk away (nataka niwe na we)
Mirere (Oooh ooh, mirere na mirere)

Zamba
Listen
Okulekawo kijja kubeera nga sheikh okulya ennyama enkaafu
So fresh, so clean ono omuwala ssi mucaafu
Ntambula bagamba couple yaffe eri cool nga bbalaafu
Nina omwami nze gweyali agamba owa Goodenuff
Omukwano bwe gubeera mata guno ogwaffe gwo mukwafu
Kiss ze zimpoomera I can never get enough
Ne bwembeera broke I can afford to laugh
She’s a pretty little thing with a great sense of humour
Omwana ali focused, tawuliriza rumour
Nalina ex-girlfriend eyannumya omutwe nga tumor
Naye ono ampeweeza, ankuba peck ku matama
Ebizibu bwe bijja aŋŋamba ‘yes we can’ nga Obama
Poliisi ne bw’ejja okuwenja ankweka nga Osama
Mu kaama aŋŋamba you’re my knight in shining armour wawa!

Azion
Girl I love you (mpenzi nakupenda)
Eeh yeah, don’t you walk away (nataka niwe na we)
Ndakukunda (Ndakukunda chyane)
Don’t you walk away (nataka niwe na we)
Mirere (Oooh ooh, mirere na mirere)

Both
Baby amaaso go
Gansuubiza bingi mu maaso
Nga ntunudde mu mmunye zo
Ndabamu ekifaananyi kyange naawe
Kati sembera
Honey yanguwa
Onkwateko ewannuma
Wano, wali
Mpulira bubi mukwano
Kwata wano, waliii eeh
Yeah, it’s your long brown hair
Your smooth brown skin
You’re too much for words girl how do I begin?
Kiba kika nnyo ng’oli ku beach mu bikini
Kiba kika nnyo ng’oli ku streets mu mini
You’re the most beautiful girl I’ve ever seen
Olabika nga Angelina Jolie mu movie scene
Ky’ova olaba nnyimiridde wano nkukuumye nga wa Saracen
Wanzikiriza ebitaala nebinta wandaga green
Kati sembera wano eno giraasi bbiri tunywe vin
Sembera wano eno dance floor tuzine paka chini
Bwembeera ne pain, yeggwe aspirin
Superstar wange onsingira Juliana ne Iryn

Azion
Girl I love you (mpenzi nakupenda)
Eeh yeah, don’t you walk away (nataka niwe na we)
Ndakukunda (Ndakukunda chyane)
Don’t you walk away (nataka niwe na we)
Mirere (Oooh ooh, mirere na mirere)

Zamba
Aah so beautiful don’t you agree?
Ma men Aziz this love for you, man
Zamba is in love this time
No more playing around
All the skirt chasing I’m done with the stressing man
I got a wife at home, aah
Yeah, nakukunda, nakukunda chyane, eh
Don’t you walk away, nataka niwe na we
If I could sing for you that’s how it would go
But am a rapper
I’ll just put it in these smooth words
Let the fountains of my love flow
As the wind whispers
Whispers the sweet melodies of love

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin