Eno Beats

Wampisa bubi ne nkukoowa
Mu mwoyo muli ne nkukyawa
Wampisa bubi ne nkukoowa
Mu mwoyo muli ne nkukyawa

Omuntu atanjagala nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu anvuluga nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu atanjagala nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu anvuluga nedda nedda
Aah ah nedda nedda

Walowooza nti ndibye
Ah kumbe gw’eyali ansibye
Luli nga n’emikisa gyesibye
Wabula musajja wattu ntobye
Nga tofumba ofa ku njala zo
Awo Javas n’ezirya n’emmalawo
Nze ne nsooka ne ntyamu
Ng’empisa tokyusa ogenda lumu muwawa
Ah kati erinnya lyo liri mu bikadde
Olinganga slipper enkadde
Ah ne bw’ogitunga teridda bupya
Nga slipper enkadde

Wampisa bubi ne nkukoowa
Mu mwoyo muli ne nkukyawa
Wampisa bubi ne nkukoowa
Mu mwoyo muli ne nkukyawa

Omuntu atanjagala nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu anvuluga nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu atanjagala nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu anvuluga nedda nedda
Aah ah nedda nedda

Yannangiranga obwavu
Ng’oluusi annyima ne ku love
Ebintu bye nga biwanvu
Obulungi bwe buli ku ngulu
Y’aŋŋamba tansaanira
Naye nze ne nnemerako ne mba nga ffala
Ppaka embeera bwe yatwawula
Ng’empisa ze zinnemye sirina kya kkola
Ng’alwana n’ataagula
N’agattako n’okwecangacanga
Ne ntuuka ne ndekulira
Ne ndayira nti sirimuddira

Wampisa bubi ne nkukoowa
Mu mwoyo muli ne nkukyawa
Wampisa bubi ne nkukoowa
Mu mwoyo muli ne nkukyawa

Omuntu atanjagala nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu anvuluga nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu atanjagala nedda nedda
Aah ah nedda nedda
Omuntu anvuluga nedda nedda
Aah ah nedda nedda

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *