Oh, aaah ah ah
Oh, aaah ah
Oh, aaah ah ah
Oh, aaah ah
Jah Live

Gukirako omusomo gw’abakulu
Navaako ninga omunywi wa Kibuku
Mu ragga nzize nze mugenyi omukulu
Ennyimba nze asinga nnyimba bya makulu
Ayeewa ezo mu mba gwe bazikuba
Yingira ragga owulire bwe tumutokosa
Gukirako omusomo gwa Bulungibwansi
Ekiyita waggulu otegera wansi
Nfuunvubidde, nfabbakudde, njolekedde
Ninga ng’enswera kaakati no nswaakidde
Omuziki ka mbamansire bumansire
Ka mbatulugunye ne mu kano mbatuntuze
Eby’abayimbi emboozi z’abayimbi
Mbu yasigula mukazi w’omuyimbi

Naakwatamu?
Shaa!
Mu kiwato kyo naakwatamu?
Gula beer
Naakwatamu?
Hmmm!
Baby wange naakwatamu?
Gula Shisha
Naakwatamu?
Ha!
Mu kiwato kyo naakwatamu?
Aah ah wallet ogiweza?
Naakwatamu?
Yadde bangi abakuttemu
Shaa!

Half Muganda Half Munyarwanda
Buli lunaku abeera mu kibbaala
Yagezaako okuyimba ne bigaana
Abayimbi kye bava ba mukwana
De mi call sex machine
She dancing like Chinese Tai Chi
Kasendabazaana
Alina ekiwato kya namansasaana
Omuziki bwe gumukwata
Yeyambula n’akola ebinaamuswaza
Eby’abayimbi emboozi z’abayimbi
Mbu yasigula mukazi w’omuyimbi

Naakwatamu?
Shaa!
Mu kiwato kyo naakwatamu?
Gula beer
Naakwatamu?
Hmmm!
Baby wange naakwatamu?
Gula Shisha
Naakwatamu?
Ha!
Mu kiwato kyo naakwatamu?
Aah ah wallet ogiweza?
Naakwatamu?
Yadde bangi abakuttemu
Shaa!

Baamulabako mu Leone Island
Kawolawola mu Big Talent
Wuuyo wuuyo mu Trouble Tabbu
Ka Feffe Bussi kamukuba zi tabbu
Goodlyfe yamujolonga nnyo
Fire Base baamukubisa nnyo
Abinuka na Tip Swizy
Gravity yamwambula zi yirizi
Amazina azina salusa
Yeegattagatta nga bw’asaalisa
Oyo no mukazi w’abayimbi
Ayagala kusula mu bayimbi

Naakwatamu?
Shaa!
Mu kiwato kyo naakwatamu?
Gula beer
Naakwatamu?
Hmmm!
Baby wange naakwatamu?
Gula Shisha
Naakwatamu?
Ha!
Mu kiwato kyo naakwatamu?
Aah ah wallet ogiweza?
Naakwatamu?
Yadde bangi abakuttemu
Shaa!

Anti twabagamba dda
Mukazi w’abayimbi kati ate ki?
Jah Live Kusseim Lunabe
New York De star

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *