Muwe Lyrics – Sheebah Karungi

Teekamu style
Teekamu style
Teekamu style
Eno Beats
Teekamu style
Teekamu style
What!
TNS

Ono omwana gw’olaba atabula
Nze yantabula ne nnoga
Nanoga na nnyo era ne ntamwa abalala
Kamuwe omwana
Ono omwana gw’olaba atabula
Nze yantabula ne nnoga
Nanoga na nnyo era ne ntamwa abalala
Kamuwe omwana
Muwe
Muwe
Muwe muwe omwana
Muwe
Muwe
Muwe muwe omwana

Ne bw’olaba mutijja
Mutijja guno gwe gusoose nze
Ono yandaga amayinja
Yandaga amayinja
Nali neebowa nnyo nze
Nakigambye ne maama
Maama
Maama
Anyanguyira okusinga ne taata
Taata
Taata
Ngyesunga mba ngyesunga
Laavu ye mpulira ngyesunga
Ngyesunga mpa ngyesunga
Laavu ye mpulira ngyesunga
He’s the best the best I know
The best best
He’s the best the best I know
The best best

Nebweboogera nebweboogera simukyawa
Kuba nkimanyi fogo nkimanyi fogo abamutaawa
Iwe barekye bagambe barekye bagambe tube twenna
Mu rukundo fogo rukundo fogo tube twenna
Penzi letu kale moto
Andiisa nga mtoto
Penzi letu kila toto
Yongeza style
Yongeza style

Bwemuwaana waliwo be kikoona
Ha! Waliwo bekikoona
Anti ampa laavu omutali na makoona
Ha! Omutali na makoona
Leka muwe omukwano omwana yepanke
Leka muwe amapenzi omwana yekyange
Ngyesunga mba ngyesunga
Laavu ye mpulira ngyesunga
Ngyesunga mba ngyesunga
Laavu ye mpulira ngyesunga
He’s the best the best I know
The best best
He’s the best the best I know
The best best

Eno Beats

He’s the best the best I know
The best best
He’s the best the best I know
The best best

Submit Corrections