Muslim Girl Lyrics – Mariam MacQueen

Effekts Media Production

Wadde bamunyooma
Abalala bamusekerera
Bwe yeebikkirira bamuvuma bikaaya
Naye ng’asobola
Asobolera ddala okukikola
She’s a Muslim girl
Wadde bamunyooma
Abalala bamusekerera
Bwe yeebikkirira bamuvuma bikaaya
Naye ng’asobola
Asobolera ddala okukikola
She’s a Muslim girl

Mugaana okumuweerera
Mugamba ajja kufumbirwa
Ne mumufiiriza emikisa gye
She can be a lawyer
She can be a teacher
She’s a Muslim girl
A Muslim girl
She’s a mother
She’s a sister
She can be a member of parliament
TV presenter (presenter)
Maybe a doctor (doctor)
Tomuleka muweerere

Amaanyi ge manya gali mu bugonvu bwe
Mu buli kyakola akulembeza Katonda we
She’s a woman of love
A woman of peace, eeh
She’s modest
She’s intelligent
Tekimugasa kukunama
Ayagala bwenkanya ate akozesa mazima
Asobola okuvuganya
You never see her on the cover of the magazine
You never see her model on the runway
She keeps a veil on out of modesty
She’s Muslim and proud
Bwe yeebikkirira tomuyita mutujju no
She’s a Muslim girl

Believe in Allah
Believe in yourself, ooh
Leka naawe kwegaya
Abaana abawala
N’abalenzi tubaweerere basome
Bonna mwattu bagasa
Aaaah, tekigasa kusosola
Omulenzi ky’akola
N’omuwala ky’akola naye
Emirembe gy’edda gyadiba
Eyo eddiini bagimanye
N’edduniya bagimanye
Basobole okuvuganya
Bagende obabuzaabuza
Naye nga bamanyi
Obataase baleme obula
Ensi eno w’etuuse
Kati nno eyagala asomye
N’abawala mubaweerere
Okufuna emirembe

Muslim girls
Muslim girls
Keep your veil on
Muslim girls
Muslim girls
Tusobola
Muslim girls
Muslim girls
Keep your veil on

Submit Corrections