Musamize Lyrics – Fyn cedra
Nkimanyi oluusi ndaaga lwa nsimbi
Bw’olindeka nfune ani?
Nategeera gwe atayombera ssaawa
Omukwano gwe wampa lye dawa
Bankola omu ataakuleke daaga
Nkulukusa amaziga bw’okaaba
Ataliganya love, okubunako enfuufu yeah
Wannaaza ekko n’onjawula mw’abo enkumu
Nnyimbira gwe bazibe amatu uh
Geegenya, onkube kiss nnya yeah
Love, enjigirizza emize
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh
Osaanuusa
Ogonza ebyagaana
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh
Osaanuusa aah
Ogonza ebyagaana
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh
Mbalira ku ggwe omu eyaŋŋonza
Bali abaniga baali bampunza
Kizimba ky’obukyayi wakyasa
Bw’otajja simanyi oba naakeesa
Lo-ve, enjigirizza emize eh
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh
Nategeera gwe atayombera ssaawa
Omukwano gwe wampa lye dawa
Bankola omu ataakuleke daaga
Nkulukusa amaziga bw’okaaba
Osaanuusa aah
Ogonza ebyagaana
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh
Osaanuusa aah
Ogonza ebyagaana
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh
Osaanuusa aah
Ogonza ebyagaana
Nazuula gwe, nafuna namala
Namala ah, hmmm bali nabata eh yeah
Njagala njagala njagala
Okwagala abakunjagaliza ah
Toli dice nkufaako oli nice
Ssiikuzannye muzannyo gwa chess
Osaanuusa aah
Ogonza ebyagaana
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh
Osaanuusa
Ogonza ebyagaana
Nnoonya musamize eh
Akugambako amunyige eh