Sheebah
Wabula munyiiza
Wabula munyiiza
Wabula munyiiza nnyo
Swizzy
Eŋŋoma Tip Swizzy ngikoona
Sheebah agikoona
Ne Zig agikoona nnyo
Nze siri byuma toli byuma
Tonnyiiza kuba silwana
Sandyagadde onkutule wire
Noonya size yo tonkooya
Kati tuveemu
Tuveemu
Tuveemu, tuveemu, tuveemu
Sheebah
Oluusi ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga nnyo
Oluusi ogenda n’onyiiza
Ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga nnyo
Tuli mu kunyumya mboozi zi zimba
Ofundika era wepaatiiseewo (Tuveemu!)
Gwe kki ky’omanyi mu kuzimba?
Olyoke okube plan za banno
Mbu zino engoye za JJ baziseera
Oyagala tugule mu ka mubuulo?
Simanya gwe bw’osirikako wekosa?
Award zamwe zaabadde za jjo
Oluusi ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga nnyo
Oluusi ogenda n’onyiiza
Ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga nnyo
Swizzy
Nze siri byuma toli byuma
Tonnyiiza kuba silwana
Sandyagadde onkutule wire
Noonya size yo tonkooya
Kati tuveemu
Tuveemu
Tuveemu, tuveemu, tuveemu
Mwana muwala nkugambako ate ogira
Nkulaba oyagalayagala kyokka ozira
Gwe kati yoya nze gw’oliko ngula
Kiki oyayuuya ezange zo nina
Not nice, bakuyisa emmanju
Ng’ate ba chali baavu
Kati tereera
Tereera
Bwe kigaana gwe tuveemu
Beera Nange (Remix) Lyrics – Sheebah Karungi ft. Feffe Bussi
Oluusi ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga
Ŋenda ne nyiiga nnyo
Oluusi ogenda n’onyiiza
Ŋenda ne nyiiga
Nze siri byuma toli byuma
Tonnyiiza kuba silwana
Sandyagadde onkutule wire
Noonya size yo tonkooya
Kati tuveemu
Tuveemu
Tuveemu, tuveemu, tuveemu
Sheebah
Kabanyumire eyo mwenna ba musiba mpale
Mwekubya Yaka munoonya ntalo
Nze nakoowa ekiboozi ekyo ekyomukatale
Omugezi tawanyika era mugwambale
Swizzy
Ekiboozi kye munyumya nga kicuuma
Munoonya byadibye mbu mutunda
Oli wano osumbuwa ate oginika
DJ play this song mu kibaala
Sheebah
Wabula munyiiza
Wabula munyiiza
Wabula munyiiza nnyo
Swizzy
Nze siri byuma toli byuma
Tonnyiiza kuba silwana
Sandyagadde onkutule wire
Noonya size yo tonkooya
Kati tuveemu
Tuveemu
Tuveemu, tuveemu, tuveemu
Sheebah tops HiPipo Music Awards Nominations.
Sheebah
Tuveemu tulekere ku mirembe
Tulekere ku mirembe
Tuveemu kati nno gwe mulembe
Gwe mulembe
Swizzy
Tuveemu tulekere ku mirembe
Tulekere ku mirembe
Tuveemu kati nno gwe mulembe
Gwe mulembe
Sheebah
Wabula munyiiza
Wabula munyiiza nnyo
Nze siri byuma toli byuma
Tonnyiiza kuba silwana
Sandyagadde onkutule wire
Noonya size yo tonkooya
Tubattula