Both
Lover
Baby you’re ma lover
Lover
Baby you’re ma lover
Serena Bata
Mukwano tondeka gugwo baby nkwata
Mukwano gwaffe teri aluleeta
Serena Bata Chameleone a mi the doctor
Aargh…

Both
Onkwatanga bulungi
Bw’otyo bw’ogambye?
Ngya bituukiriza
Onkuumanga bulungi
Bw’oba bw’ogambye
Byonna n’akolanga
N’eno body okugikuuma nayo yetaaga care
Byonna ngya bisortinga
Eno laavu gye nkuwa sure
Ndayira ngenda kulaavinga

Serena
Eno laavu lugendo babe
Nsanzeewo nze naawe tutambule
Tugitambule mpola kasoobo
Tuleme okwekoona
Bwe ntambula (Bwe ntambula)
Bwe nsenvula (Bwe nsenvula)
Nga mmere y’akatogo
Tetuleka bukunkumuka
Naye nga tonantwala
Njagala omanye bino
Olususu lwange lw’olaba
Nga ndukuumye ebbanga
Tebaluyiira nga acid
Ndi kikopo kya bbumba
Wonsuulira ngyatika
Ate, era
Nze ndi mumbejja

Chameleone
Njagala nkulage omukwano
Babe yes you know I do
Nze nkumette Vaseline onekeneke
Ggwe kyana kyattu
Omukwano gwe nnina Serena mugambe
Multiply by two
Amaziga ogakaabye ebbanga
(Ne gatokomoka)
Sikuleka mu bbanga
(Mutima ne gumenyeka)
Ndikusanga Serena mugambe
Multiply by two
Gwe mumbejja
Akira bonna bendabye
Gwe abasinga yaahe
Bambuzaabuza
(Nange ne mbata)

Sipapa Entertainment
Leone Island Government
Producer Dan yo
Light the fire

Both
Naawe lengera
Nze omwana gw’ofunye embooko
Ninga ekimuli
Ekitonnyeko enkuba
Ekigambo laavu
Nakisoma ne nkikenguka
Nkubirira olabe
Nange nsumulule nkuwe laavu

Laavu gy’onsaba bwe ngikuwa
Nga naawe baby ompa
Mumbejja tufaanagane
Omukwano gwe nina mungi babe
Munange tukolagane kuba
Wamponya abawala abo abanziba
Wamponya abawala abankiina
Wamponya bali ba mulya nsimbi
Ne nfuna gwe omumbejja

Ndi mumbejja
Wabula ndi mumbejja
Ndi mumbejja

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *