Pa-pa-panga
Pull up
Nga Jabang
Pull up
Ah fi banger
T.O.N
Suspect Leizor

Hmmm!
Abeeyo kiki kitya eyo?
Abawuulu kiri kitya?
Ono eyagenda otunda Oluganda
Uncle Musuuza boyi kiri kitya eyo?
Ffe, tuli mu buzigo
Mpulira mpunya n’obuliri
Tetukyanaaba
Ye ng’onaaba biki olagawa?

Naye nga mukyabawuliza?
Ba slay queen mukyabawuliza?
Bu sure mukyabuwuliza?
Side chic okyamuwuliza?
Mbuuza mukyabawuliza?
Abanywi ba Belaire mukyabawuliza?
Ba mpa owa boda mulagirire
N’abo mukyabawuliza?

Abasomi kiri kitya eyo?
Abasomesa oba bali batya?
Bakyala b’ewaka kiri kitya?
Bu side dish tebuba nga bwagula obutwa?
Ba DJ kiri kitya?
Sera to wagwan mbuuza zikoze zitya?
Hmmm! Wabula Sheila Gashumba!
Ba presenter mbuuza kumanya bali batya?
Okyabawuliza? Yiiii!!!
Ba mwezi ky’etaano ssikyabawuliza
Team Yekaalu
Abaakuba ekyeyo ssikyabawuliza
Mwaddayo mu byalo?

Naye nga mukyabawuliza?
Ba slay queen mukyabawuliza?
Bu sure mukyabuwuliza?
Side chic okyamuwuliza?
Mbuuza mukyabawuliza?
Abanywi ba Belaire mukyabawuliza?
Ba mpa owa boda mulagirire
N’abo mukyabawuliza?

Ate ba rapper mukyabawuliza?
Oba nabo ekirwadde mwana kyabanaayiza?
Hamza mukazi wo omuwuliza?
Omwana Grenade takuba sumagiza!
Bano ba ex
Sirinnya takisi
Embeera yabakutte baamenye obubokisi
Ba city don
Banoonya looni!
Ssikyabawulira mpulira T.O.N

Naye nga mukyabawuliza?
Ba slay queen mukyabawuliza?
Bu sure mukyabuwuliza?
Side chic okyamuwuliza?

Mbuuza mukyabawuliza?
Abanywi ba Belaire mukyabawuliza?
Ba mpa owa boda mulagirire
N’abo mukyabawuliza?

Game Park Music

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *