Mu Musaayi Lyrics – Bedan K & Musa Starone ft. King-Size

STE Soldiers
Bëdåñ K
Musa Starone gain now
King-Size Uganda
Omusaayiiiiii
Double PP Touch

Nkwagala nnyo ondi munda musaayi
Ontunuza ng’omujaasi ayiwa omusaayi
Tondeka n’ondaga nga obukyaayi
Wantuuka wala muli musaayi
Musaayi

Onsakata onsakata nga amadinda,
Omutima obeera ogutunda
Okimanyi simanyi bya kulimba
Ne bw’ogenda nsigala nkulinda
Onsuza mu nsonda
Yegwe amponya enyonta
Oli mazzi ga lutimpa
Kankuwe omutima otereke omutima sigaza omutima
Kankuwe omutima otereke omutima twala omutima

Nkwagala nnyo ondi munda musaayi
Ontunuza ng’omujaasi ayiwa omusaayi
Tondeka n’ondaga nga obukyaayi
Wantuuka wala muli musaayi
Musaayi

Bwe nzibula amaaso gwe gwendaba
Kale nkuba obufaananyi
Ng’otudde wano nga weekoza
Ono omwana ajja kunzita
Ne mu birooto gwe gwe ndaba,
My number one witness
My light in the darkness
For you a go follow success
Come closer nyunyu give me the success

Nkwagala nnyo ondi munda musaayi
Ontunuza ng’omujaasi ayiwa omusaayi
Tondeka n’ondaga nga obukyaayi
Wantuuka wala muli musaayi
Musaayi

My baby girl
My baby girl
Buli lw’ompitako nkanula,
Omutima ogwange gwe agulina
You’re my heart beat
My love sweet heart
Yegwe gwe ndaba
Abalala sibalaba

Nkwagala nnyo ondi munda musaayi
Ontunuza ng’omujaasi ayiwa omusaayi
Tondeka n’ondaga nga obukyaayi
Wantuuka wala muli musaayi
Musaayi x 2

Onsakata onsakata nga amadinda,
Omutima obeera ogutunda
Okimanyi simanyi bya kulimba
Ne bw’ogenda nsigala nkulinda,
Kale nkuba obufaananyi
Ng’otudde wano nga weekoza
Ono omwana ajja kunzita
Ne mu birooto gwe gwe ndaba
Buli lw’ompitako nkanula
Omutima ogwange gwe agulina
You’re my heart beat

Lyrics Submitted by Bedan K Uganda (Writer)
Play Song Here