Mpulira Lyrics – Iryn Namubiru

Oyitangako wano eno ne nkulabako
Nze ne nkulabako kale
Obwo obulabo bwo ne bw’obulekayo
Ne bw’obulekayo kale ah
Bwe nsula nga sirabye ku kamwenyu ko
By’ebindeetera amaziga ooh
Nnyumirwa okuwulira eddoboozi lyo
Nsangule ku maziga ah

Mpulira mpulira, oh omuliro
Cool me down, cool me down
Ngyokerera, mpulira mpulira, iyee
Cool me down, cool me down, ah ah
Hmmm hmmm iyee
Nyamba leero okyatule
Hmm hmm oh huh
Iyee aah

Wakula otya gwe atalaba
Bu symbol bwa love? Ooh huh
Ne bwe nkusindira ne bwe nkusuulira eriiso ah
Onyumirwa okundaba nga muli ndaaga eh
Kyokka ebinnuma mbikwatulira!
Nga ne yesterday nakuloose
Nga tweyagalamu tulinga ebimuli ebito
We were sucking nectar deep from petals
Tubuukamu tulinga obunyonyi obuto
Nga bwe nkubuusa (ooh)
Nga bwe nkutijjisa (ooh)
We were playing hide and seek
Naye

Mpulira mpulira, oh omuliro
Cool me down, cool me down
Ngyokerera, mpulira mpulira, iyee
Cool me down, cool me down, ah ah
Hmmm hmmm iyee
Nyamba leero okyatule
Hmm hmm oh huh
Iyee aah

I want the best of your love
Guno omukwano gwe nina gwa bazuka oh
Guno omukwano amakula
Mukama yampeesa gumu ye yamala
I want to hold you so tight
Baby you know, oh
Bring your body close to mine, yeah
Oyitako wano nze n’onkuuma ntya ekiro
Nkimanyi n’ekirala oyagala nnyo otulo
Hmm mu kifuba kyange
Obwo obulabo bwo ne bw’obulekayo
Ne bw’obulekayo kale
Bwe nsula nga sirabye ku kamwenyu ko
By’ebindeetera amaziga ooh
Nnyumirwa okuwulira eddoboozi lyo
Nsangule ku maziga ah

Mpulira mpulira, oh omuliro
Cool me down, cool me down
Ngyokerera, mpulira mpulira, iyee
Cool me down, cool me down, ah ah
Hmmm hmmm iyee
Hmmm hmmm iyee

Submit Corrections