Missing My Babe Lyrics – Chagga ft. Sizzaman

Software updates
Chagga and Sizza
Washington in a new style again yeah
Ah di baddest
Inna di business
Yo!

Ogwakatandika mbu gwe gunyuma
Ogukaddiye ate gwe gubowa
Nga airtime ku ssimu bw’akutuka
Tukirako Angelo ne Inna bwe beemoola
Mulangira musajja eyansomesa (aah)
Abaakuzaala mbawe ebbaasa
Eddy Kenzo yakulimba ate naatakulaga
Nkusaba kimu abarasta tebakusanza

I am missing my babe
(Chagga sing it all, sing it all, tell dem)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)
I am missing my babe
(Am missing you, am missing you girl)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)

Mukwano wandimbuulidde ki kye nakola
(Hey, hear me now sing say)
Wakeera bukeezi n’ogenda tewansiibula
(Express dem)
N’ondeka mu maziga amangi
Kyokka nze ngesangula yiii!
Kati onsudde na ddalu (eeh!)
N’emikwano gineewala (yah see dat?)
Nsiiba mu kkubo ntunula (eh yeah)
N’engoye ssikyagolola (maama)
Abantu bansekerera
Abaatulabanga bankongoola
Nsiiba mu kkubo ntunula
N’engoye ssikyagolola
Abantu bansekerera
Abaatulabanga banjogerera
Bae babe

I am missing my babe
(Am missing you, am missing you girl)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)
I am missing my babe
(Am missing you, am missing you girl)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)

Nasigaza kumulaba mu bufunaanyi
Kati nkizudde omukwano tegulina bwa nannyini
(Chagga sing it all, sing it all, tell dem)
Gwe nafuula mummy
Yandeka wano ninga dummy
Gwe nakwasa omutima gwange
Laba ate afuuse funny
Nze atalina abazadde (Chagga)
Yeggwe gwe mpita mummy (Sizza)
Ninga mulwadde
Lwaki tontaasa honey?
Oyagala mbeere n’ani? (Goodlyfe)
Obuzannyo mbuzannye n’ani? (Goodlyfe)
Obuyimba mbuyimbe n’ani? (Goodlyfe)
Ekiro mbaale n’ani wo wo wow o!

I am missing my babe
(Am missing you, am missing you girl)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)
I am missing my babe
(Am missing you, am missing you girl)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)

Ogwakatandika mbu gwe gunyuma
Ogukaddiye ate gwe gubowa
Nga airtime ku ssimu bw’akutuka
Tukirako Angelo ne Inna bwe beemoola
Mulangira musajja eyansomesa
Abaakuzaala mbawe ebbaasa
Eddy Kenzo yakulimba ate naatakulaga
Nkusaba kimu abarasta tebakusanza
Bw’osiba face gwe eyekaddiya
Wamponya omukwano ogw’okwegula
Nkumatira bisoko naye gwe tokikakasa
Ba ssikusaanira babeera bakulobesa
Omuwala tayagala babeepinga
Omuwala tayagala bacheatinga
Era tali ku bamulingiriza
Ayagala oyo an’agumiikiriza

I am missing my babe
(Am missing you, am missing you girl)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)
I am missing my babe
(Am missing you, am missing you girl)
Love is driving me crazy
(You drive me crazy, you drive me crazy)

Nsiiba mu kkubo ntunula
I am missing my babe
N’engoye ssikyagolola
(Am missing you, am missing you girl)
Abantu bansekerera
Love is driving me crazy
Abaatulabanga banjogerera
(You drive me crazy, you drive me crazy)
Nsiiba mu kkubo ntunula
N’engoye ssikyagolola
(Am missing you, am missing you girl)
Abantu bansekerera
Abaatulabanga banjogerera
(You drive me crazy, you drive me crazy)
Bae babe

Submit Corrections