Oooh yeah yeah yeah!
Danz Kumapeesa
Kaŋume nze ku ggwe nkutte ku lwazi
Ne Boda ngyivuddeko ninnye bus
Oli mulungi wayimbulwa ku mwezi
N’abo abaakuwaanako basaana award
Ntudde eno ku gate
Gye wansanga gwe guy
Kati nkulaba ojja okuba torch
Ntudde eno
Wandabira mu kateeteeyi ke nali nina
Nze Miss Kateeteeyi yenze gw’olina
Wandabira mu kateeteeyi ke nali nina
Nze Miss Kateeteeyi yenze gw’olina
Kali ka dress kannyumiranga
Nga nkambala n’osanyuka, nosupendinga
Twali bulungi nga twajooganga
Ng’olwo obuyimba bwa Chamili nga buvuga
Kaali kalungi, mu colour ya blue
Ng’olwo asamba mu Villa, Hassan Mubiru
Ng’era n’abandaba, bantuuma lya Blue
Ng’olwo abankwana, mbaleka mu kibululu
Yesse Oman Rafiki
Yeah yeah yeah