Siisi
Twagenda mu kibira
Siisi
Ne tusangayo essajja
Siisi
Lyali ddene nnyo
Siisi
Ate nga ggwanvu nnyo
Ayayaya!!!
Baboon Forest Entertainment
Ladies and Gentlemen
Yeah
You’re now tuned into greatness
It’s your Boy
Mpaka Sound This
Katandika butandisi
(Katandika butandisi)
Katandika butandisi
(Katandika butandisi)
Katandika butandisi
Kano katandika butandisi, yeah
Lord, Lord, Lord have mercy
Lord, Lord, Lord have mercy
Mpola (nnyo)
Mpola
Nnumba mpola mpola (nnyo)
Mpola
Mpola
Nsojja mpola mpola (nnyo)
Yeah
Story ezikukwasa ensisi
Ba emcee abajaasi nga bakuba amasasi
Ba nurse babakuba C.C
Naye ffe ensi tuginyeenya nga musisi
Ng’eno bwe tunywa Hennessey (yeah)
Ssi dream, ssi fantasy
High definition ya reality
Now you can see the supernatural ability
Mu demand nze scarcity
Lyric eza kabi zaabula kasita neesika mu city
Rap ssi el quesdente
Network eba esika bwe mbalaga omugatte
Kyabika nga jjute
Bwe nkwata ku mic omanya oyo kafulu y’agikutte
They call me commandante
Ba fans bawoggana for more, ng’ente
Mr. Plenty mbawaamu round
Nga disease bampita bisente
Mwana w’e Kawempe eri mu ddangala
Mr. On the stage steal your show like a burglar
Take your girl like kinyakula
Wallet erimu amazike agakula ne gawola
Mu Range Rover zi G-Wagon nga tusowola
Gang eri mu kifo bboyi tugendeko mpola
Bakasuka mpummumpu ffe tukasuka bikompola
Babeera bewaana nga ffe eno tukontola
Shows zijjula bu receipt abaana basasula
Ebyana binsikambula buli side binsikambula
Tonight ono Champagne wa kuttulula
Bw’aba nga body yagikola nga lwaki nsikattira?
Ensi tugiryako makoola
Kati bampita rap’s Racheal Magoola
Ooh ba ng’ayina (Obangaina) free style za b’Afrigo
Ate Joanita yaŋŋamba nti
Buli sexy ali mu gym (Jim) wange
Buli sexy ali mu gym wange
Ne microphone yange
Emmeeza yange
Club yange
Eno ensi nayo yange
Luno lulimi lwange
Engule yange
Nabagamba the world is mine
Amagye gange
Ka neecange n’abantu bantu bange
Baboon Forest mu kizimbe kati katubalage
Lord, Lord, Lord have mercy
Lord, Lord, Lord have mercy
Mpola (nnyo)
Mpola
Nnumba mpola mpola (nnyo)
Mpola
Mpola
Nsojja mpola mpola (nnyo)
Awakana go figure out
Lugave boy Muganda naye hustle ya Mukiga
Njagala billion nga jigger
Nkuba hit ng’anyiga trigger
Nzannya game ng’ali mu La Liga
Zamba is an internationally loved, Nigga
Njawukana ku buno bu local Love Nigga
We were the kids raised by Nas and Big Tigger
Naye mu kwogera Oluganda vernacular
Ndi Mukulu wa Ssiga
Ndi mukungu mu Luga
Ndi ku top y’ekibuga
Ani aluleeta?
Ssiraba bringer
Nedda nedda, oyo mujinga
Ffe ggoowa, oyo ye namuginga
Nze Sheriff agenda omutwala mu mbuzi ekogga
Mmusibireyo ebisumuluzo mbisuula mu Kyoga
Ebyana binkunda munonga munonga
Kenyans anasema, koroga koroga
Mu buli Ghetto bagamba bbonga bbonga
Gwe Ayatolla ayatula ebigambo
Abalala baboogabooga
Bazimbya matama nga mambulugga
Mbakuba punch line ne bayiwa akaboga
Mbalaga taxi ezibazza mu Kiboga
Nze bampita Oga Oga
Not stretch but I got the green mula
Nkuba rap ne ngiwulira mu medulla
Microphone mula bwe batyo bwe bannyanjula
Bwe ndifa balinziika nga Pharaoh
Mu pyramid eri triangular
Aligned with the stars in the nebula
Aligned with the stars in the nebula
Nsimbi, once upon a rhyme Nsimbi
I think to say but it’s feeling hot
You still insane…