Ssekukkulu ennungi
N’omwaka omuggya
Luno olunaku lwa keetalo
Ssekukkulu ennungi
A Merry Christmas
And a happy happy new year
Luno olunaku lwa keetalo
Merry Merry Christmas
Akasente nkasonze
Omwaka mulamba
Ke kaseera nange neetale
Gw’ate nz’ani?
Oh buli omu leero yeejaga
Ekibuga kijjudde
Olunaku mulindwa luuluno
Merry Merry Christmas
Ssekukkulu ennungi
N’omwaka omuggya
Luno olunaku lwa keetalo
Ssekukkulu ennungi
A Merry Christmas
And a happy happy new year
Luno olunaku lwa keetalo
Merry Merry Christmas
Amayumba bagatimbye
N’amasinzizo bagayooyoose
Yesu Kristo azaaliddwa
Mujje tumusinze
Ab’eŋŋanda beegasse
Emiryango giggulwe leero
N’ebijjulo biyitiŋŋane
Ssekukkulu ebe ennungi ddala
Hmmm Ssekukkulu ennungi
N’omwaka omuggya
Luno olunaku lwa keetalo
Ssekukkulu ennungi
A Merry Christmas
And a happy happy new year
Luno olunaku lwa keetalo
Merry Merry Christmas
A Merry Christmas (Christmas)
And a happy happy new year (Christmas)
Luno olunaku lwa keetalo (Christmas)
A Merry Christmas (Christmas)
A Merry Christmas (Christmas)
And a happy happy new year (Christmas)
Luno olunaku lwa keetalo (Christmas)
Merry Merry Christmas (Christmas)
Ebidongo biggulwe kati (Christmas)
Ebinyumo bitandike (Christmas)
Katulye, tunywe, tuzine
Ppaka kejenge (Christmas)
Ebidongo biggulwe kati (Christmas)
Ebinyumo bitandike (Christmas)
Katulye, tunywe, tuzine
Ppaka kejenge (Christmas)