Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe

Waliwo omuvubuka bannange gwe mmanyi
Simanyi oba anaaba atya!
Oyogera bingi nnyo wamma
Ddala otulemye ku kyalo
Waliwo luno olugambo lw’ojja ng’oleeta
Ne luzunza ffe ku kyalo kale
Oh nga tulabye maama
Tunaakola tutya okukwewala?
Ba mdomo mdomo mulimba
Boogera bino nnyabo ne boogera biri
Oh nga tulabye ye ffe
Tunaakola tutya okukwewala?
Maama

Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe

Nagendako eyo ewa Sarah
Olugambo lumuluma naye lumuyisa bubi
Ooh ng’olabye maama
Okulinnya kw’ennyonyi gwe
Kwe kukubonyabonya hapana
Zino ennyonyi gwe mw’osiiba
Z’ezibazunza emitwe gyabwe
Nafunye doctor wamma nnyabo
Anaatumalira ebizibu byabwe
Ba mdomo mdomo mulimba
Boogera bino nnyabo ne mwogera biri
Oh nga tulabye ye ffe
Tunaakola tutya okubeewala?
Hapana

Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe
Ba mdomo mdomo babeera bagikuba
Ba mimwa gyabwe

Woloololo
Nze lumpisa bubi abange
Ba mimwa gyabwe
Woloololo
Nze lumpisa bubi abattu
Ba mimwa gyabwe
Olugambo lunnuma okufa
Nze lumpisa bubi abange
Ba mimwa gyabwe
Olugambo lunkola bubi
Nze lumpisa bubi abattu
Ba mimwa gyabwe
Woloololo
Nze lumpisa bubi abange
Ba mimwa gyabwe
Woloololo
Nze lumpisa bubi abattu
Bam bam, bam

Olugambo lunkola bubi
Nze lumpisa bubi
Olugambo lunkola bubi
Nze lumpisa bubi (oh nedda)
Olugambo lumpisa bubi
Nze lunkola bubi (hapana)
Olugambo lunkola bubi
Nze lumpisa bubi (oh oh)
Singa nali president nandirufuze (oh nedda)
Olugambo lunkola bubi
Nze lumpisa bubi (apana)
Olugambo lunnyiga okufa
Nze lunkola bubi (oh oh)
Olugambo lunkola bubi
Nze lumpisa bubi
Singa nali president nandirufuze (oh nedda)
Olugambo lunkola bubi
Nze lumpisa bubi (apana)

Jajja ondabiranga ondabiranga ondabiranga
Mwattu ondabiranga
Bambi ondabiranga
Ah ondabiranga abakulu ab’ewaffe
Bambi ondabiranga abato nno ab’eyo
Maama ondabiranga abakulu ab’ewaffe
Maama ondabiranga abato nno ab’eyo
Oh oh ondabiranga ondabiranga ondabiranga
Jajja ondabiranga abakulu ab’eyo
Mwattu ondabiranga abakulu ab’eyo
Ondabiranga abakulu ab’eyo

Olugambo lumpisa bubi
Nze lunkola bubi abange
Olugambo lunnuma kufa
Nze lumpisa bubi abattu
Olugambo lumpisa bubi
Nze lumpisa bubi abange
Olugambo lunnuma kufa
Nze lumpisa bubi abange
Olugambo lunnuma kufa
Nze lumpisa bubi abattu
Woloololo
Nze lumpisa bubi abange
Ba mdomo mdomo babeera bgikuba

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *