Mboozi Z’amalwa Lyrics – Bebe Cool ft. Sauti Sol
Intro
I see you came to party
Bannange emboozi z’amalwa dis
Party like dis
Danz Kumapeesa dis
Bannange emboozi z’amalwa dis
Sauti Sol Bebe Cool combination dis
Verse One
Ozannya n’amalwa nga gaakukutte
Ogazannyisa ogazannyisa nga gaakukutte
Osanga ne kimaama ekya kukudde
Okisanga n’okiwa akasimbi ekya kukudde
And every party like dis
We party till morning comes
And every party like dis
We party till morning comes
Batutukayo mu byenda
Waiter bw’aleeta eby’okunywa abasajja benda
Deemu kyansaba nkileeta
Waiter bw’aleeta eby’okunywa abakyala benda
Chorus
Zinyuma baaba zinyuma
(Emboozi z’amalwa)
Zinyuma abooluganda zinyuma
(Emboozi z’amalwa)
Zili ku zili rudi jjanyuma
It’s such a beautiful woman x2
Verse Two
I see you came to party
And you’re looking for love in wrong all places
Sherry eeh, look my way, look my way
Gime mala mala kibeba so
Kila wakati nikionda Cho
Nani ki zaidika majimbo
Nasukululu mukitanda Cho
Batutukayo mu byenda
Waiter bw’aleeta eby’okunywa abasajja benda
Deemu kyansaba nkileeta
Waiter bw’aleeta eby’okunywa abakyala benda
Aaah woman wulira
Wankwatakwata n’oyuza omutima
Bannange you’re a winner
What you mama gave you is a killer
Chorus
Third Verse
Nze nagendako ne baaba okusuubula e Kooki
Twadda mu malwa ne baaba
Laba bwe batutwalako akasente k’okusuubula
Kyampisa bubi ne baaba
And every party like dis
We party till morning comes
And every party like dis
We party till morning comes
Gime mala mala kibeba so
Kila wakati nikionda Cho
Nani ki zaidika majimbo
Nasukululu mukitanda Cho
Chorus
Outro
Zinyuma hahahaa
Embozi z’amalwa
Zinyuma hahahaa
Mbozi z’amalwa
Yesse Oman Rafiki
Mbozi z‘amalwa
Mbozi z’amalwa
Artist : Bebe Cool ft Sauti Sol
Producer : Danz Kumapeesa (The Late) / Jahlive
Songwriter : Yesse Oman Rafiki
Record Label : Gagamel International
Submitted by : Khan Givas