Biwoobe, biwoobe
Biwoobe eno, biwoobe
Biwoobe, biwoobe
Biwoobe eno, biwoobe
Biwoobe, biwoobe
Biwoobe eno, biwoobe
Embeera ebayisa etya baganda bange?
Nze munnammwe mpulira bubi
Bannange mweyisa bubi baganda baffe
Era mutuyisa bubi
Wenna ensi eno n’ekumalamu
Gy’olireka n’ogenda mweyisa bubi mbakolimidde
Bannange munkola bubi
Mwakulira wa ye mmwe abatalina mitima yadde?
Ye wattu nze nkole ntya?
To make awareness everywhere?
Free Bobi Wine Lyrics – Pallaso
Kubanga buli w’olaga mulugube
Mulugube, mululu
Naddala mmwe abatulondera ebiwulenge
Mulugube, mululu
Ŋŋamba ggwe memba mu Paalamenti
Mulugube, mululu
Ebyo ebiteeka by’obagaabaga omutali kantu
Mulugube, mululu
Mmwe ba minisita abatunda eggwanga lyaffe
Mulugube, mululu
Mmwe abatunda obululu haa, mmwe!
Mulugube, mululu
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira, mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira, mpulira mbakooye, oh oh
Ha ha, nabakoowa, ha
Jubilation Lyrics – Eddy Kenzo
Mmwe abakaabya
Abakaabya abakadde
Abakaabya abalema
Mmwe abakaabya abaana
Abakaabya abakadde
Abakaabya abalema
Yemmwe abakaabye abazibe
Ba kiggala abatawulira, bannange!
Kikugasa ki muli okubeera n’omutitimbe ogujjudde mu nju yo?
Naye nga b’oyitako mu kkubo okugenda ewuwo
Beyaguza luggyo?
Nga weerabidde, omuti kw’otudde gw’otemye
Lulikya ne kiggwaako ekyo ekisanja odde
N’abantu ba famire yo obakotoggedde
Bagenda okuwalanwa ekyalo kyonna
Oluusi n’emikwano gyo
Naalumanya, saalumanya abantu bonna
Abantu ba tribe yo
Tebaaliyo nga weriira bibyo
Abantu ba tribe yo
Tebaaliyo ng’okola ffujjo lyo bawalanwe
Mbu oh tulabye
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira, mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira, mpulira mbakooye, oh oh
Ha ha, nabakoowa, ha
Muwoza kimu abikola mukulembeze
Kyokka nga ssente baaziwa ate era yemmwe
Muwoza kimu ono n’ono n’oli be babi
Naye ng’ababi b’enguzi ate era yemmwe
Fallen soldiers (soldiers)
Rest in peace (soldiers)
Fallen soldiers (soldiers)
Never forgotten (soldiers)
Fallen soldiers (soldiers)
Forever Uganda (soldiers)
Fallen soldiers, Fallen soldiers
Fallen soldiers, Fallen soldiers
Nsaba tusabire ensi eno abajaagala ku mutima
Ŋŋamba ggwe mwoyo gwa ggwanga
Kuuma Uganda, n’abantu baayo
Yagala munno wo
Yagala munnayuganda
Kuuma munno wo
Sabira munno wo
Sabira Uganda
Kano akayimba ke nnyimbye (biwoobe)
Bwe ndiba nfudde (biwoobe)
Abaana bange mubakuume (biwoobe)
Ke nnyimbye (biwoobe)
Bwe ndiba ŋŋenze (biwoobe)
Baana bange mubakuume (biwoobe)
Mweraba (biwoobe)
For God and their Stomachs, sad
Mr. Politician, you better change
You make thousands and thousands of people cry, why?
Lord have mercy
Act accordingly
For God and My Country
Bless!
Back in the Ghetto
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira mbakooye, oh oh
Mpulira, mpulira mbakooye, oh oh
What happened to humanity?
Thanks kamil