Mataala
Eh, mataala wange
Onjakira ttaala aah
Alien Skin
Mataala
Aziz, Azinoonya
Ewange gwe ttaala
Fit oli fitting
Mu fitting eno entuuka
Feeling zino feeling
Oh oh mukwano nkuyise mu meeting
Bulijjo nkugamba (eeh eh)
Gw’asingayo okubamba (ooh oh)
Onyumira n’ekikumba (eeh eh)
Oli muzibu okusanga (ooh oh)
Mataala
Onjakira ttaala aah
Mataala
Ewange gwe ttaala aah
Mataala (okwaka)
Onjakira ttaala aah
Mataala
Ewange gwe ttaala aah
Ah di nada day
Toŋŋamba mbu tomorrow is anada day
Ate kati, ebintu byatadde
Ayi, eh gamba bwoti
Ekitiibwa ky’obadde onoonya nze akirina
Ebiwaani ebyakabi nze abirina
Nakusuubiza okutwala okwanjula naye
Ndikutwala Kamwokya, eh eh
Nakoowa bano
Tebamanyi mukwano
Tebalina bya kkola just baagala ntalo
Nengera biri, Nenengera bino
Nentuuka okwebuuza oba tuli kuki wano, wano?
Mataala
Onjakira ttaala aah
Mataala
Ewange gwe ttaala aah
Mataala
Onjakira ttaala aah
Mataala
Ewange gwe ttaala aah
Hmmm, namala natuuka gye ŋŋenda
Bantuuzanga nnyo mu kasonda
Nga nnindiririra ggwe eky’ebbeeyi
Maaso glory bottle ya soda
Kiri bubi, kiri bubi ewange kiri bubi
Eno ndi bulala
Njokya nga stove akasigiri (owa owa)
Wamma, wamma aah (ebizibu wabigonza)
Wamma, wamma aah
Mwana gwe wabikyusa
Wamma, wamma aah
Ebikalubye nebigonda
Wamma, wamma aah
Bulijjo nkugamba (eeh eh)
Gw’asingayo okubamba (ooh oh)
Onyumira n’ekikumba (eeh eh)
Oli muzibu okusanga (ooh oh)