Mata Lyrics – Eightone & Rainman ft. Zuena Kirema

Yererere
Yerererere
Yererere
Yerererere
Rerere x 2

Eightone
Mata, yenze atalina mabanja
N’omukwano mbasinza
Njagala ngule empeta wenaanike
Mata, njye wutafuta mabanja
Hmmm n’orukundo abarusha
Ndashaka gura empeta oyambale

Eightone
Njagala omuwala omulungi
Ng’ate muteefu
Ndyoke mwagale, mwagale
Njagala mutwale ewange
Mu bazadde abange
Bamusiime, olwo mwanjule
Njagala muto nga mweru (eeh)
Ng’alina ebiseera (eeh)
N’akabina aah
Omukakkamu atayombayomba (eeh)
Nga tuba mu mirembe (eeh)
Tuwuliziganya aah
Ngya kugulirawo ekibanja
Kuba sirina mabanja
Ndi musajja, atasangika

Eightone
Mata, yenze atalina mabanja
N’omukwano mbasinza
Njagala ngule empeta wenaanike
Mata, njye wutafuta mabanja
Hmmm n’orukundo abarusha
Ndashaka gura empeta oyambale

Zuena & Eightone
Njagala omusajja omulungi
Omulungi omuteefu
Mwagale, anjagale
Njagala alina ekitiibwa
Atanyiiga bambi
Nga mwesigwa
Nga wa mpisa
Tulidda wa embeera ng’ekyuse?
Ng’ofunye amabanja?
Awo ndyewola aah
Ate bw’ofuna ansinga?
Ansinga obulungi?
Nze njagala gwe
Era gwe yeah yeah
Yadde azze nga mulungi
Era ndimugamba
Nze njagala gwe
Era gwe, wekka

Eightone
Mata, yenze atalina mabanja
N’omukwano mbasinza
Njagala ngule empeta wenaanike
Mata, njye wutafuta mabanja
Hmmm n’orukundo abarusha
Ndashaka gura empeta oyambale

Rainman
Naye, zikusooka zikusooka ne zitakuva mabega
N’owona olutalo lw’okuziimuulwa
Bw’ofuna omukyala osukkulumako ku balala
Waliwo ate bano abachina
Takuwa kadde asala na biyungo
Opalappalanyako wattu ofuneyo omuzungu
Nga nabo babi obuyisa buvundu
Naye Mata, Mata
Njagala ndabe kw’oyo eyazaala Mata
Empisa mu butuufu mata
Ne by’akola byonna byonna birungi mata
Mata, mata, mata

All
Njagala omusajja omulungi (omulungi)
Omulungi omuteefu (omuteefu)
Mwagale, anjagale
Hmmm ndashyaka omukoga omwiza (omwiza)
Uwitonze (tonze)
Mukunde, nawe ankunde
Njagala kumanya eyazaala Mata
Empisa mu butuufu mata
Ne by’akola byonna byonna birungi mata
Mata, mata, mata, mata

Eightone
Mata, yenze atalina mabanja
N’omukwano mbasinza
Njagala ngule empeta wenaanike
Mata, njye wutafuta mabanja
Hmmm n’orukundo abarusha
Ndashaka gura empeta oyambale

Submit Corrections