Masappe Lyrics – Daxx Kartel
Ribah, hee!
Masappe
Side Soft
Masappe
Omuryerubah
Masappe
Wizard Order
Bannange nga gawooma
Masappe
Naye gasobola okusuula
Masappe
Amasappe nga gawooma
Masappe
Naye gasobola okuziika
Masappe
Baaba nga gawooma
Masappe
Naye gasobola okusuula
Masappe
Amasappe nga gawooma
Masappe
Naye gasobola okuziika
Masappe
Ndabye bangi abaakabi
Ng’atambula ayogera bubi
Bw’omugambako atunula bubi
Nga takimanyi akola nsobi
So bambi gwe osigala ku powa
Ne by’oyabika abantu baba powa
Naye mwattu bw’oyolesa amalala
Sikulimba eno ensi ekulaga fala
Nze Kartel sirina masappe
Nyimba kusanyusa bawagizi bange
Gwe ng’oli eyo olina amasappe
Wetaaga kukwasa Mukama Katonda
Kale ŋamba tukusabire
Akayimba kaakano kakunyumire
Ŋamba tukusabire oliva ku ngatto
N’odda ku lugabire, eeh
Ky’ova olaba mbagambanga
Bw’osanga omuntu omubonganga
Ssebo weewale okunyoomanga
Eby’ensi bimanyi okufuukanga
Bw’otandika otukoona
N’otandika otunyooma
Okuvuma n’okuvvoola
N’ogattako n’otusamba
Manya tezikya bbiri lukya nga lwa nsonga
Ebyo bye bakuwaana mbu oli muka
Be balikuteeka ku nninga
Ng’obusente bugenze ng’okogga
Owa boda
Afande
Chairman
Ffe twakulonda
Hooo!
Makanika
Quantico
Manager Vice
Jova
Zim Bash
Side Soft
Shammy K
Kanaabe
Emmotoka eyo ssi yiyo
Slay queen
Yarumasappe
Zivuga
Yarukompaare