Yeah
A Kendrich Management
It’s your boy Elbatista
Alright (alright)
Africa hello x2
Omukwano mungi nze njagala nkunyweze nga pillow
Yeah, Africa hello x2
Maama Africa gwe andeetera otulo
Nkukubira essimu gwe gamba nti hello
Abakuteganya obasimbe card ya yellow
Njagala obalage ntino yenze nannyini flow
Omukwano gunzita katino ne njoya kalo
Nkutemedde enyama njiteese ku kilo
Njiweereze njiwadde mwanyoko Flo
Your love is so sweet never make it so brief,
When you say you’re leaving amma hang up on a cliff
Kati mpulira njokya mukwano nteekako balaafu
Love yo gy’ompa baby nkusaba its not enough
Laba bwe njooga, wanzija mu bibinja
Africa oli kabejja
Omutima gusula gukuba nga bwe gutujja

Chorus
(Hello Africa)
Sakata, sakata omukwano guugwo
Menyeka, menyeka
(Hello Africa)
Sakata, sakata omukwano guugwo
Menyeka, menyeka
(Hello Africa)
Sakata, sakata omukwano guugwo
Menyeka, menyeka
(Hello Africa)
Sakata, sakata omukwano guugwo
Menyeka, menyeka
Hello Africa

Yeah, Mama Africa…you got me,
You raised me, you made me what I am
Wankubamu ne kibooko bwe nali omukyaamu
Everyday nga nzuukuka kiro at 2 am
Bios, phyzo ne Bayibuli nga nsomamu
Mu kibiina nakulemberanga namba emu
Mama Africa nzikiriza nkuyimbiremu
Tuzine shaku shaku Africa nga tuzinamu
African MayWeather engato nnyambala leather
Abaagala ozalawa African good weather
Am looking good you choose me
Or you choose neither
Mi cant stop mi ah fi put you in a deep freezer
You see di gyalz mi ah baptize in a river (baby)
Mpite wano oba mpite wali..(wangi)
Nga luli tuzanye babiri
Okuva Kampala paka Kigali
Yoh, Elbatista

Chorus

Yeah, Mama Africa
Nkufudde wa kika
Nkulukuta nyo baby nze buli bwe nkulaba nga oseka
Obwongo bwesera era munda mu nze nkyamuka
African beauty, sweet oli pretty,
Oh God Almighty,
Ka smile kompa kali forty out of thirty
Party after party naye don’t dance dirty
Omukwano gunzita katino ne njoya kalo
Nkutemedde enyama njiteese ku kilo
Njiweereze njiwadde mwanyoko Flo
Your love is so sweet never make it so brief,
When you say youre leaving amma hang up on a cliff
Kati mpulira njocha mukwaano nteekako balaaf
Love yo jompa baby nkusaba its not enough
Laba bwenjooga, wanzija mubibinja, Africa oli kabejja
Omutia gusula gukuba nga bwegutujja, yeah Omukwano gunzita katino ne njoya kalo
Nkutemedde enyama njiteese ku kilo
Njiweereze njiwadde mwanyoko Flo
Your love is so sweet never make it so brief,
When you say you’re leaving amma hang up on a cliff
Kati mpulira njokya mukwano nteekako balaafu
Love yo gy’ompa baby nkusaba its not enough
Laba bwe njooga, wanzija mu bibinja
Africa oli kabejja
Omutima gusula gukuba nga bwe gutujja, yeah

Repeat Chorus

Submit Corrections

Disclaimer: Written & Submitted by the Artiste

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *