Malayika Lyrics – Winnie Nwagi

Ndi kutimba nju, yonna aah
Fire baby
Gw’asooka era gw’asembayo
My boo, my lover ah

Omukwano gwo gwakula
Jangu nkulambuze ebisenge
Mu wallet mwo zaabula
Naye romance ndi kabenje, hmmm
Ndaba ku ki mukayisi
Nga nfubye okusimbasimba line, ntuuke
Nkuliiremu mukwano, aah
Naye onsombya buti
Onteeka mu matigga wakati (wakati)
Kyokka walemera ku scene
Celebrity boyfriend

Ndaba ku ki malayika
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
Oh sweet my doctor
Nzikakkana nga ndabye owange my flower, eh
Ndaba ku ki malayika
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
Oh sweet my doctor
Nzikakkana nga ndabye owange my flower, eh

Nteesa nti, n’omala okikola my darli
Akaseera konna nze ndikanotinga mu diary (mu diary)
N’obufaananyi mu gallery, aah
Ndi kutimba nju, yonna aah (ndi kutimba nju)
Gw’asooka era gw’asembayo
My boo, my lover ah
Ndi kutimba nju, yonna aah
Gw’asooka era gw’asembayo

Ndaba ku ki malayika
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
Oh sweet my doctor
Nzikakkana nga ndabye owange my flower, eh
Ndaba ku ki malayika
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
Oh sweet my doctor
Nzikakkana nga ndabye owange my flower, eh

Omukwano gwo gwakula
Jangu nkulambuze ebisenge (omukwano gwo)
Mu wallet mwo zaabula
Naye romance ndi kabenje, hmmm
Ndaba ku ki mukayisi (ndaba ku ki mukayisi)
Nga nfubye okusimbasimba line, ntuuke
Nkuliiremu mukwano, aah (nkuliiremu mukwano)
Naye onsombya buti (eeh)
Onteeka mu matigga wakati (wakati)
Kyokka walemera ku scene (yeah)
Celebrity boyfriend

Ndaba ku ki malayika (ndaba ku ki malayika)
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
Oh sweet my doctor (my doctor)
Nzikakkana nga ndabye owange my flower, eh
Ndaba ku ki malayika (ndaba ku ki, malayika)
Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh
Oh sweet my doctor (my doctor)
Nzikakkana nga ndabye owange my flower, eh

Oyokya nga
Oyokya nga Swangz Avenue
Eeh eh
Aaah

Submit Corrections