One Blessing, Made it
Elsa Tawa katawaana

Singa nali kibala nandibadde apple, yeah
Singa nali nva nandibadde nkoko, yeah
Bwe mba colour ndi njeru, yeah eeh
Mu ddungu ndi mazzi, waterly
Tunulako eno olabe amakula
Mukama yampa bye bakaabira
Empisa n’omubiri nakola
Buuza Rema Namakula

Kyokka ndi makula
Bannange nakula uuh
Ewange makula
Bannange nabala oh
Kyokka ndi makula (makula)
Bannange nakula oh (nakula)
Ewange makula (makula)
Bannange nabala oh (nakula)

Bwe mba ndi mu mukwano ooh
Mbikolera ddala ddala nze nno, nembimala
Seewaana bwewanyi no ooh, eh
Okimanyi baby awo kye ntegeeza, eh
Mukwano kyoba omanya ndi makula
Ndi kirabo makula
Empisa n’omubiri nakola
Kyoba omanya nakula

Kyokka ndi makula
Bannange nakula uuh
Ewange makula
Bannange nabala oh
Kyokka ndi makula (makula)
Bannange nakula oh (nakula)
Ewange makula (makula)
Bannange nabala oh (nakula)

I’ll give you love all day and night (night)
And make you love this world more ooh
Kuba natondwa ninga omugga ogulukuta mu biro
Ensulo n’ebibala mbibala, okiraba
Tunulako eno olabe amakula
Mukama yampa bye bakaabira
Empisa n’omubiri nakola
Buuza Rema Namakula

Kyokka ndi makula
Bannange nakula uuh
Ewange makula
Bannange nabala oh
Kyokka ndi makula (makula)
Bannange nakula oh (nakula)
Ewange makula (makula)
Bannange nabala oh (nakula)

Elsa Tawa katawaana
Famous Africa ffe tuli baka

Submit Corrections