Makanika Lyrics – Iryn Namubiru (Cover)
Yeah yeah yeah
Iryn Gyal Gyal
African Gyal Gyal
Andre on the Beat
Aya baasi
Amazima gwe by’okola omutima wamenya
Bwe kuba kutabula sukaali yanoga
Wangogolako yenna yenna mukoka
Me no like, me no like, yeah yeah yeah
Nyoola, nyoola akamotoka
Njagala obe makanika mbe kamotoka
Nga we njagalira baby onkanika
Yeah yeah yeah, ssebo
Nyoola, nyoola akamotoka
Njagala obe makanika mbe kamotoka
Nga we njagalira baby onkanika
Yeah yeah yeah
Yadde
ng’ova wala
Omukwano gwo nze baby gwansika
Simanyi oba mu mutima
Naawe ky’ekyo ky’ofuna
Ky’ogere tontya, yenze gwe walaba
Gwe walaba mu kirooto
Ng’oli mu mirror
Ne nkuntereeza ttaayi
N’ompita maama
Yeggwe wekka asobola
Okukkakkanya tsunami
Omukwano gwo gwa alaali, walaayi
Bakutunulako bagonda bakirimaanyi
Tell me what you really want
Tukikole ku sande oba ku mande
Tell me what you really want
Nkulabe ku sande oba ku mande
Kati no yingira mulyango
Olinga ayingira akamotoka
Onkanika mpolampola onkuba matatu
Olina omuibiri I wanna be with you everyday
Nga tewali na bireekaana
Olina omuibiri I wanna be with you everyday
Nga tewali na ba calling-a
Laavu yo tomato binyuma
Nga tewali alemera mu mulyango
Okwagala ennyo nawulira
Nga guba musango
Kikusigalako kikulemera mu bwongo, yeah yeah
Tonkuba mugongo leka tubibyemu
Bw’oyingiza ekisumuluzo nkuyimbiremu
Amazima nkwagala bitono n’ebinene
Mi sweet sweet sweet sweet banana na-na
Bw’oba osobola okumwenya n’era kikola
Abacookoozi mitima gibalume