Bwe nkuyita yitaba
Waguan
Mai oh oh
Ky’osaba nga ndeeta
Bassboi

Lee & Bobby
Mai ndi wuwo nzuuno twala Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Milele na milele)
Mai ojje ojjeko wensula okirabe Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Tafadhali we)

Julio & Lee
Hmmm, Mai olinzita Mai
Mai ki ky’onkoze Mai?
Mai nteeka ku gage
Pimapima olabe kyendi eno
Mai nkimanyi okimanyi nze ndi eno omutima guli eyo
Ate nga nkimanyi okimanyi wootaba nkola zi loss
Okimanyi nkwagala yes (yeah yeah yeah)
Abalala no gwe yes (yeah yeah yeah)
You’re my chosen lovely place (yeah yeah yeah)
Save the best win the race

Lee & Bobby
Mai ndi wuwo nzuuno twala Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Milele na milele)
Mai ojje ojjeko wensula okirabe Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Tafadhali we)

Bobby
What am I supposed to do?
Nkutwale waka ppaka mu nju?
Nkuteeke nnyala mikono ju?
Nkuyimbiremu ka do do
Ebimuli ntwale mu nju ye
Whatever she want ah me take it deh
Kiwato mmye mmye mmye weetege obalumye
Ng’onyumirwa nange night and day eh
You heal me slowly
You know I got you babe
Never leave me lonely
You’re my one and only

Lee & Bobby
Mai ndi wuwo nzuuno twala Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Milele na milele)
Mai ojje ojjeko wensula okirabe Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Tafadhali we)

Julio
Hmmm, Mai olinzita Mai
Mai ki ky’onkoze Mai?
Mai nteeka ku gage
Pimapima olabe kyendi eno
Mai luno olunaku tulumarkinge
Nkusaba ompeeyo akakisa ebirabo bi unwrappinge
For your measure and your beauty
Tebaakolayo gwe photocopy
Ka sura yako ni muzuri
Nzikiriza nkutwale mu bufumboni
Neesunye n’ekikumba
Mai nzije eyo gy’ova
Baŋŋambye nti gw’abasinga
Kiwato kiringa kya nnumba

Lee & Bobby
Mai ndi wuwo nzuuno twala Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Milele na milele)
Mai ojje ojjeko wensula okirabe Mai
(You know I got you babe)
Gw’osalawo, oba ommalawo nzuuno Mai
(Tafadhali we)

Mai olinzita Mai
Mai ki ky’onkoze Mai?
(You know I got you babe)
Mai nteeka ku gage
Pimapima olabe kyendi eno
(Milele na milele)

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin