Magazine Lyrics – Zex Inchikumi Bilangilangi

Pyo pyo
Pyo pyo
Pyo pyo
Nessim Pan Production
Yeah, huh!

Zex Inchikumi Bilangilangi
Y’ono gwe nalaba mu zi ma…
Mu zi ma…, mu zi ma…
Mu zi magazine
Bwaba musiraamu ngya kukyu…
Ngya kukyu…, ngya kukyu…
Ngya kukyusa eddiini

Y’ono gwe nalaba mu zi magazine
Mu zi magazine
Mu zi magazine
Bwaba musiraamu ngya kukyusa eddiini
Ngya kukyusa eddiini
Ngya kukyusa eddiini
Y’ono gwe nalaba mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi magazine)
Bwaba musiraamu ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)

Ensolo ku kizigo, kweri
Ne bu stiff tititi ndaba kwebuli
Obubinika, kwebuli
N’akawato ak’ennumba ndaba kwekali
Y’ono gwe nalaba mu zi magazine
Ne mmugamba wat aguan
N’aŋŋamba whatchu mean ?
Gwe laba skin
Full a melanin
Akozesa lotion ssi wa Vaseline
Bw’olaba nga bonna bonna bonna bakulojja (lojja)
Abomunda bakulojja (lojja)
Ssenga, aunt bonna bakulojja (lojja)
Naye ow’e Mit-y-ana nkulojja (lojja)
Mirundi gye nkubye nze ssibala, ssibala
Ssibala, ssibala, ssibala, ssibala
N’ababaka be ntumye abo bonna ssibala
Ssibala, ssibala, ssibala, ssibala

Y’ono gwe nalaba mu zi magazine
Mu zi magazine
Mu zi magazine
Bwaba musiraamu ngya kukyusa eddiini
Ngya kukyusa eddiini
Ngya kukyusa eddiini
Y’ono gwe nalaba mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi magazine)
Bwaba musiraamu ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)

Ensolo ku kizigo, kweri
Ne bu stiff tititi ndaba kwebuli
Obubinika, kwebuli
N’akawato ak’ennumba ndaba kwekali
Vva ku bano abakukuba olutatadde
Njagala nkusuubiza love ppaka bukadde
Mwanamuwala ku gwe kwe ntudde
Njagala nkusuubize ebirala ssi bulwadde
Njagala osambe gown nga Nnaabagereka
Nze ngya kupambana city gwe kasita tondeka
Sirikuteeka mu mawulire kuweebuuka
Tugenda zikola ppaka ng’otandise okulembeka
Ndabulalabula labula abakukwatako
Njagala kwogera bino ebisembayo
Ndabulalabula labula n’abo abakkubirako
Nze nsaba kimu basigale soma mu bitabo

Y’ono gwe nalaba mu zi ma…
Mu zi ma…, mu zi ma…
Mu zi magazine
Bwaba musiraamu ngya kukyu… (ngya kukyu)
Ngya kukyu…, ngya kukyu… (ngya kukyu)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu)

Y’ono gwe nalaba mu zi magazine
Mu zi magazine
Mu zi magazine
Bwaba musiraamu ngya kukyu…
Ngya kukyusa eddiini
Ngya kukyusa eddiini
Y’ono gwe nalaba mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi magazine)
Bwaba musiraamu ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)

Olaba nga bonna bonna bonna bakulojja (lojja)
Abomunda bakulojja (lojja)
Ssenga, aunt bonna bakulojja (lojja)
Naye ow’e Mit-y-ana nkulojja (lojja)
Mirundi gye nkubye nze ssibala, ssibala
Ssibala, ssibala, ssibala, ssibala
N’ababaka be ntumye abo bonna ssibala
Ssibala, ssibala, ssibala, ssibala

Y’ono gwe nalaba mu zi magazine
Mu zi magazine
Mu zi magazine
Bwaba musiraamu ngya kukyu…
Ngya kukyusa eddiini
Ngya kukyusa eddiini
Y’ono gwe nalaba mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi ma…)
Mu zi magazine (mu zi magazine)
Bwaba musiraamu ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)
Ngya kukyusa eddiini (ngya kukyu…)

Yeah
Well if you donno this is Zex Bilangilangi
Alongside Nessim Pan
Pyo pyo
Silence aguan
Pyo
Pyo pyo

Submit Corrections