There’s nothing as powerful
As a mother’s prayer
Weebale nnyo maama wange
Nkwagala nnyo

Ykee Benda
Ye maama wange eh
Ykee Benda
Ye maama wange eh
Darren Beats on the beat

Maama, maama wange (maama)
Maama, maama wange
Essaala ekola (essaala eyo)
Ennaku ekoma maama (ekoma)
Essaala ekola (essaala eyo)
Nti nange nfuna maama
Yeah yeah yeah

Maama, watya nnyo nga nyingidde ebidongo
Maama, wakaaba n’onsabira nve ku bidongo
Bwe nagaana, tewakoowa wawanika mikono
N’omusaba, ankuume
N’omusaba, angabirire
N’omusaba, annanze amawanga gammanye
Maama njagala nkuwe obujulizi
Essaala eyo, maama tekikyali kifaananyi
Ekirooto ekyo, kati maama laba maama
Nkwata dollar nange!
Maama laba maama
Bayimba linnya lyange!
Maama my maama (maama)
Nkuwe kaki maama?

Maama, maama wange (maama)
Maama, maama wange
Essaala ekola (essaala eyo)
Ennaku ekoma maama (ekoma)
Essaala ekola (essaala eyo)
Nti nange nfuna maama
Yeah yeah yeah

Maama munnange nsanze abakinjaaji
Gyentambulira eyo
Maama munnange ndabye amaanyi
G’essaala yo eyo
Maama munnange
Sigala ku maviivi go
Gwe buli lw’ofukamira
Nensituka maama
Abalabe byebategeka
Bingi bye simanya (maama)
Oyo Mungu n’akuwulira
Nange bwentyo nensimattuka yeah
Nsaba onsonyiwe
Nsaba onsonyiwe nze sakkirizanga
Byewasabanga, ne mu Bayibuli byewatusomeranga
Nsaba onsonyiwe, sonyiwa
I was a kid my maama
Naye kati ndaba (ndaba)
Awatali ssaala nze mbula, maama
Era kati ndaba (nsabira maama)
Awatali ssaala nze yala, zinzita

Maama, maama wange (maama)
Maama, maama wange
Essaala ekola (essaala eyo)
Ennaku ekoma maama (ekoma)
Essaala ekola (essaala eyo)
Nti nange nfuna maama
Yeah yeah yeah

Nsaba onsonyiwe
Nsaba onsonyiwe nze sakkirizanga
Byewasabanga, ne mu Bayibuli byewatusomeranga
Nsaba onsonyiwe, sonyiwa
I was a kid my maama
Naye kati ndaba (ndaba)
Awatali ssaala nze mbula, maama
Era kati ndaba (nsabira maama)
Awatali ssaala nze yala, zinzita
Maama njagala nkuwe obujulizi
Essaala eyo, maama tekikyali kifaananyi
Ekirooto ekyo, kati maama laba maama
Nkwata dollar nange!
Maama laba maama
Bayimba linnya lyange!
Maama my maama (maama)
Nkuwe kaki maama?

Maama, maama wange (maama)
Maama, maama wange
Essaala ekola (essaala eyo)
Ennaku ekoma maama (ekoma)
Essaala ekola (essaala eyo)
Nti nange nfuna maama
Yeah yeah yeah (I love you maama)

Maama maama
Weebale maama wange maama eh eh eh
I love you maama

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin