Angel
Angel Music
Hmmm yeah
Mercenary Washington ky’ekimu

Kirabika gwe kawala akaasinganga okwambala obulungi ku ssomero
N’onjigiriza nange okweyonja n’okukolagana ne bannange abalala
Maama you’re the number one girl in the world and I want you to know
Maama you’re my number one love in the world and the reverse is true
Life, is an amazing gift and maama you gave it for free
Maama, wadde siri mulungi asinga kewansunirako ako kamala
Maama ah
Maama yeah

Jane
Kasuubo Jane yeah, yeah
Kano akayindo kamala
Ne buno obuuso bulaba
Obugalo bumanyi okuwandiika ne buno obutu bweboogera mbiwulira, yeah 
Kano akayindo kamala
Ne buno obuuso bulaba
Maama weebale akaloboozi kewampa nsiiba nkayimbisa (Angel ah)
Jane (Angel Music)
Kasuubo Jane yeah

Washington, sing!

Maama, kano kako dear
Maama kano kako dear, eeh
Sanyukako baby
Maama zinamu dear, eeh
Kano kako mummy
Maama akayimba kako baby, eeh
Sanyukako dear
Maama zinamu baby, eeh

Siyinza kubijjukira byonna kubikwebaza kimu ku kimu
Hmmm, yeah
Siyinza na kubijjukira byonna kubikwebaza kimu ku kimu
Nze ndi mabwa gwe oli nsowera onkomberera
Era onsabira aah
Mercenary Washington ky’ekimu

Jane
Kasuubo Jane yeah, yeah
Kano akayindo kamala
Ne buno obuuso bulaba
Jane
Kasuubo Jane yeah, yeah
Kano akayindo kamala
Ne buno obuuso bulaba
Maama weebale akaloboozi kewampa nsiiba nkayimbisa aah ah

Maama, kano kako dear
Maama kano kako dear, eeh
Sanyukako baby
Maama zinamu dear, eeh
Kano kako mummy
Mercenary Washington ky’ekimu
Maama akayimba kako baby, eeh
Sanyukako dear
Maama zinamu baby, eeh

Siyinza kubijjukira byonna kubikwebaza kimu ku kimu
Hmmm, yeah
Siyinza na kubijjukira byonna kubikwebaza kimu ku kimu
Nze ndi mabwa gwe oli nsowera onkomberera
Era onsabira aah

Sanyukako dear
Maama zinamu baby, eeh

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin