Love Legend Lyrics – Victor Ruz

Hmmm hmmm yeah
Aaaah

Nkulaze buli kyenina
Nsigadde kweyambula
Omutima nebwegulaajanaa
Gwe oyongera kugwewala
Oŋamba kali ku ntandikwa
Obitaddemu okweraga
Lwa maanyi ga mukwano
Naalibade nakwewala

Kuba ontade ku death sentence
Ontade ku pending
Owoza oli love legend
And fi dat mi nuh betting
Ndi ku death sentence
Ontade ku pending
Yadde oli love legend
Kale kambe student
Nkusaba obe n’ekisa

Nnyamba, nnyamba
Onzije mu biroooto
Ntaasa, ondage ku mukwano
Nnyamba, nnyamba
Onzije mu biroooto
Ntaasa, ondage ku mukwano
Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima
Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza
Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima
Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza, yeah

Eno mu mutima oli ku wanted babe
Oli posted nze eno situdde nedda
Bino obitutte for granted
But you’re demanded
Like weed in Jamaica
Nkusaba njigirizaako
Mbudamyako mu mutima gwo omwo
Nga bw’onjigiriza bye sijua
Nsuubiza okubeera humble
Olemera omugaati obukodo bwaki babe? babe
Ogenda kunenya ani?
If you lose me honey?

Kuba ontade ku death sentence
Ontade ku pending
Owoza oli love legend
And for dat mi nuh betting
Ontadde ku death sentence
Ontade ku pending
Owoza oli love legend
Kale kambe student
Nkusaba obe n’ekisa

Nnyamba nnyamba
Onzije mu biroooto
Ntaasa, ondage ku mukwano
Nnyamba nnyamba
Onzije mu biroooto
Ntaasa, ondage ku mukwano
Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima
Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza
Ntudde ku kabalaza wabweru w’omutima
Ninze musamaliya alinnyamba n’akumatiza
Yeahhh

Submit Corrections