Ono ye Love Commissioner
Davie Lutalo na Rema
Ani oyo akonkonakonkona?
Yaled
Awoggana

Mu by’ebbeeyi onsingira American Dollar
Kyova olaba nkutunuulira ne neemoola, eh
Tobatyanga abajjanga bakkanga nkuliko ku kido
Nkulaba munda ne neekanga ondi kuli ku lo, eh
Nnoonya na kifo wendikuteeka nkusibeko olugo oh, yeah yeah

Bwoba ng’onjagala
Kiddemu babe you do (ye nkwagala)
Bonna bantumire
Bakimanye nti nno wendi (ye nkwagala)
Nti tonnaba
Okyampa omukwano beetuga (ye nkwagala)
Kye nsaba
Twongeremu ebbugumu baabike (ye nkwagala)

Ono ye Love Commissioner (eh eh)
Yanvunnamya (ooh girl)
Ani oyo akonkonakonkona? (oh lah)
Awoggana (oh girl)
Alaali ŋŋenda kufuŋŋana (eh eh)
Oyo amunnemya

Eeh yeah, say no
Nga waliwo abakutigaatiga
Baby give me some more
Love yo nze sigikkuta
Alikukwatako afudde!
Nditunga abakwepikira embene
Ka lube lumbe oba mu bwavu
Ndiguma ne twambala enkete
Kubanga nkwagala I know you love me too
Nkukubire ku madinda oba nkube embuutu? (sabula anything)
Kituufu nkumatira this love is true, eeh eh
Kale munsibe
Oba kivve ono okuba owange
Temukaaba musirike
Nandimubaazise lwakuba agaanye

Bwoba ng’onjagala
Kiddemu babe you do (ye nkwagala)
Bonna bantumire
Bakimanye nti nno wendi (ye nkwagala)
Nti tonnaba
Okyampa omukwano beetuga (ye nkwagala)
Kye nsaba
Twongeremu ebbugumu baabike (ye nkwagala)

Bali balowooza kabadi ko
Nti kabadi ko
Emitwe gibagamba I’ll let you go
Nga gibagamba I’ll let you go
Yeggwe waŋŋonzagonza ssi vertigo
Gwe waŋŋonzagonza ssi vertigo
Leka ne nkuyimbiramu n’akayimba my babe
Laba olina n’akabina akanene kanyeenye, eh eeh
Le le le le le le le le, eh
Le le le le le le le le, nnyimbiraamu ko maama
Le le le le le le le le (my babe sing again)
Le le le le le le le le, eh
Mpulira emirembe munda muli onnyize emmeeme
Mponye okugwirana n’ebifisse okulya emmembe
Omukwano ogwa colour y’ekigubu ogwo ogw’enkooge

Ono ye Love Commissioner (eh eh)
Yanvunnamya (ooh girl)
Ani oyo akonkonakonkona? (oh lah)
Awoggana (oh girl)
Walaayi ŋŋenda kufuŋŋana (eh eh)
Oyo amunnemya

Bwoba ng’onjagala
Kiddemu babe you do (ye nkwagala)
Bonna bantumire
Bakimanye nti nno wendi (ye nkwagala)
Nti tonnaba
Okyampa omukwano beetuga (ye nkwagala)
Kye nsaba
Twongeremu ebbugumu baabike (ye nkwagala)

Herbert Skillz gwebawaana

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin