Oh my God Bomba made my beat
In my city
Party is a must

Life is what you make it
Nze nasalawo kukuba hit
Wamma Bomba, sakata beat
Bayaaye bagibbaala ku street (kkuba)
Sexy ladies shake it
All dem fine girls like it

‘Cause in my city
Party is a must
Era nze asooka ku list ya ba lifist
Ndi lifist, ndi lifist
Nze ndi lifist
Ndi lifist

Yeah, Deejay gikube tulye siringi
Nnyabo ekiwato kinyoole nga beeringi (yeah)
By’enkya byankya tumya drink
Waiter ono buli kyayoya you bring
Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira life
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira life (hmmm)

‘Cause in my city
Party is a must
Era nze asooka ku list ya ba lifist
Ndi lifist, ndi lifist
Nze ndi lifist
Ndi lifist
In my city
Party is a must
Era nze asooka ku list ya ba lifist
Ndi lifist, ndi lifist

Yeah, muganda wange once in a while (eh)
Ogendanga n’ozinamu
Teweerabira okussaako smile (eh)
Naddala ng’olinamu (koona)
We have to enjoy this life
Tukyakale nga tukyali balamu
Meanwhile, nafunye information
Mbu Stingy Men’s Association
Just tebalina occupation
Tuveeyo tombuuza explanation

Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira life
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira life

Sound Change

Life is what you make it (yeah)
Nze nasalawo kukuba hit (eh)
Wamma Bomba, sakata beat
Bayaaye bagibbaala ku street (oh)
Sexy ladies shake it
All dem fine girls like it (hmmm)
‘Cause in my city
Party is a must
Era nze asooka ku list ya ba lifist
Ndi lifist, ndi lifist

Drip too hard engoye nakubye mpya (yeah)
Style y’endongo ndeese mpya
Tonninnya ku ngatto mpya
Abateesi kati bali mu kutya (yeah, yeah)
Wabula; nkulabula, tontabula (eh)
Bwemba ndya ku zange tompabula (yeah)
Everything well well
Yeah all is well

Ssaawa ya kweriira-la (yeah)
Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira-la
Ssaawa ya kweriira life
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira-la
Abaana beeriira life

Yeah
Fresh Bwoy
King Kong

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin