Huuu
Na na na na na lawyer
Lawyer
Eh yeah yeah

Bye nasuubira ssi bye ndaba
Kati nze binsobedde, eh yeah eh
Okukaaba kwendimu n’amaziga nze ge ngiwa
Amangi maama, eeh
Gw’amanyi bwe byali
Gw’amanyi gye twava
Nze neetonze yeah yeah yeah
Okunyolwa nze kwendimu eno
Wootali, ooh oh oh oh
Amaziga nze ge ngiwa eno
Eeh yeah, eh yeah yeah

Lawyer (eh)
Nzigyayo (tuddemu nga bwe twali)
Lawyer (eh)
Nsonyiwa nze (tuddemu nga bwe twali)
Nsonyiwa
Lawyer (eh)
Nzigyayo (tuddemu nga bwe twali)
Lawyer (eh)
Nsonyiwa nze (tuddemu nga bwe twali)

Kuba obufaananyi nga yegwe
Ali eno gyendi
Akuba owuwe
Akuba awumbawumba
Saasira, eeh
Saasira maama
Saasira abaana, eeh eh eeh
Eno gy’onsibidde maama
Teri wadde andaba
Teri wadde otuzzi yeah yeah yeah
Lord I need your love
Lord I need your help, eh yeah eh
Lord I need your love
Lord I need your help, eh yeah yeah yeah eh

Lawyer (eh)
Nzigyayo (tuddemu nga bwe twali, eh)
Lawyer (eh)
Nsonyiwa nze (tuddemu nga bwe twali)
Lawyer (eh)
Nzigyayo (tuddemu nga bwe twali, nsonyiwa)
Lawyer (eh)
Nsonyiwa nze (tuddemu nga bwe twali, ooh)

Ayayaya
Ayayayaya aah
Ayayaya
Ayayayaya aah

Kati gwe oŋamba nti era mbite
Eh, tuddemu nga bwe twali
Bwoba gwe oyinza kubeera wa?
Kati gwe oŋamba nti era mpowe
Eh, tuddemu nga bwe twali
Bwoba gwe oyinza kubeera wa?
Kati gwe oŋamba nti era mbite
Eh, tuddemu nga bwe twali
Bwoba gwe oyinza kubeera wa?
Kati gwe oŋamba nti era mpowe
Eh, tuddemu nga bwe twali (eh yeah)

Natuma Corporate Allan ne Jeff Kiwa
Eh, tuddemu nga bwe twali (n’ogaana)
Ne ntuma Weasel Manisal ne Radio
Eh, tuddemu nga bwe twali (n’ogaana)
But why babe?
Ne ntuma Producer Didi, Diamond Oscar
Swangz Avenue
Eh, tuddemu nga bwe twali
But still why?
Ne ntuma GNL, Mr. X byagaana
Eh, tuddemu nga bwe twali
Babe, eh Daphine, byagaana
Eh, tuddemu nga bwe twali
Eh yeah yeah
Eh, tuddemu nga bwe twali

Babe (babe)
Hmmm
Babe (babe)
Babe
Nsaasira eh
Babe (babe)
Swangz Avenue (saasira)
It’s a Goodlyfe

Submit Corrections

One thought on “Lawyer Lyrics – Gift of Kaddo”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *