Eh eh, kulabisa
Ssaawa ya kulabisa
Eh eh, kulabisa
Ssaawa ya kulabisa
Oh my God it’s Jafo again

Maama

Ez’akaviiri akapya bwe zaabuze
Ate Nakachwa yabbyeyo ka mukwano gwe
Kyokka nga kyatamanyi mukwano gwe
Alina appointment ne sugar daddy we
Yamusazeeko ne ba ttaano be
Katono nseke, ng’akimye ebibye
Ovanga ku mubbi ate nga fighter
Ky’ani, kya Nakachwa, kya mukwano gwe
Ebintu bya kulabisa bulabisa
Kubanga n’emikwano gitukozesa bukozesa
Ebintu bya kulabisa bulabisa
Bw’oba nga tokigwangako
Tuula nze akunyumiza

Labisa
Ndabise ababuuse n’abatalabye?
Labisa
Ebimanyiddwa n’ebigwa bitalaze?
Labisa
Ndabise njogerere abasirise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise ababuuse n’abatalabye?
Labisa
Ebimanyiddwa n’ebigwa bitalaze?
Labisa
Ndabise njogerere abasirise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise?
Labisa

Oli wa kulabisibwa nga gaalubindi mateeka
Ŋŋamba oyo akola ebitajja
Asigula muka mukwano gwe (mulabise)
Akwana bba wa mukwano gwe (mulabise)
Atazzaayo bye yeewoze (mulabise)
Ne yeefuula ate eyabiguze (mulabise)
Eyakwanye atali level ze
Bambi bamulage ku bintu ayoze
Ebintu bya kulabisa bulabisa
Kubanga n’emikwano gitukozesa bukozesa
Ebintu bya kulabisa bulabisa
Bw’oba nga tokigwangako
Tuula nze akunyumiza

Labisa
Ndabise ababuuse n’abatalabye?
Labisa
Ebimanyiddwa n’ebigwa bitalaze?
Labisa
Ndabise njogerere abasirise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise ababuuse n’abatalabye?
Labisa
Ebimanyiddwa n’ebigwa bitalaze?
Labisa
Ndabise njogerere abasirise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise?
Labisa

Oli bwaba akusingako booty tolabisa
Ne bwaba yakagula mu FACO tolabisa
Oli bwaba abakubisa colour tolabisa
Ne bwaba yagwa mu kizigo tolabisa
Nakulabulirawo
Nti ndikulabisa ku ŋŋoma ya Jafo
Sulubada High School Head teacher wo
Kyonna kyekiri ffe twasalawo
Run it again
Ebintu bya kulabisa bulabisa
Kubanga n’emikwano gitukozesa bukozesa
Ebintu bya kulabisa bulabisa
Bw’oba nga tokigwangako
Tuula nze akunyumiza

Labisa
Ndabise ababuuse n’abatalabye?
Labisa
Ebimanyiddwa n’ebigwa bitalaze?
Labisa
Ndabise njogerere abasirise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise ababuuse n’abatalabye?
Labisa
Ebimanyiddwa n’ebigwa bitalaze?
Labisa
Ndabise njogerere abasirise?
Labisa
Ndabise?
Labisa
Ndabise?
Labisa

Herbert Skillz on this one
Oh my God it’s Jafo again

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *